Abatuuze 2 bafudde ekiziyiro n’omulala addusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka, oluvannyuma lw’okuyingiza essigiri mu nsisira mwebabadde basula.
Wabula waliwo n’amaloboozi amalala agagambibwa nti eddagala lyebakozesa okufuuyira lyandiba nga lyeribaleetedde okufiira mu nsisiira y’ettundubaali mwebabadde basula.
Omwogezi wa police mu kitundu ekyo.m Sam Twinamazima agambye nti bakwongera okunoonyereza okuzuulira ddala ekibasse, nti kubanga waliwo abanonooza nti bandiba nga bafudde butwa.#
Bisakiddwa: Taaka Conslata