• Latest
  • Trending
  • All
Katikkiro Mayiga asabye amasomero obutasuulirira nnimi ennansi n’ebyafaayo bya Uganda – abadde aggulawo ekisulo ky’abayizi ku Kings College Budo

Katikkiro Mayiga asabye amasomero obutasuulirira nnimi ennansi n’ebyafaayo bya Uganda – abadde aggulawo ekisulo ky’abayizi ku Kings College Budo

August 7, 2024
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Katikkiro Mayiga asabye amasomero obutasuulirira nnimi ennansi n’ebyafaayo bya Uganda – abadde aggulawo ekisulo ky’abayizi ku Kings College Budo

by Namubiru Juliet
August 7, 2024
in Amawulire
0 0
0
Katikkiro Mayiga asabye amasomero obutasuulirira nnimi ennansi n’ebyafaayo bya Uganda – abadde aggulawo ekisulo ky’abayizi ku Kings College Budo
0
SHARES
139
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga azeemu okujjukiza banna Uganda okusoosowaza n’okuteeka amaanyi ku byenjigiriza,  kubanga ensi ekyuuka ku misinde gyawaggulu, yetaaga abantu abayivu.

 Katikiro  Mayiga agamba nti ku mulembe guno abanaawangula ensi basaanye okuba n’obuyigirize  obumala,n’okubeera nga bafaayo okunoonyereza ku bintu ebyenjawulo.

Abadde aggulawo   ekisulo ky’abayizi abalenzi ekya Austraria House ku  somero lya Kings College Buddo mu Ssaza Busiro .

Katikkiro Mayiga ng’aggulawo ekizimbe kya Austraria house ku Kings College Budo

Agambye nti technologia gy’akoma okukula, n’enkola y’ebintu ekyuka. N’olwekyo abamuganyulwamu balina okusoma n’okumanya engeri gyebasobola okumukozesa okusitula ebintu ebibeetoolodde.

Mu ngeri yeemu Katikkiro   akalaatiidde abakulira  Amasomero okukuuma ebyafaayo  nga basomesa  ennimi ennansi omuli n’oluganda  saako obutakugira bayizi kwogera nnimi zabwe ennansi  bakule nga bamanyi ebibakwatako.

Wasooseewo okusaba okukulembeddwamu Omulabirizi we Namirembe Moses Banja, eyebazizza Obwakabaka bwa Buganda olw’okuwaayo ettaka okwazimbibwa essomero lya Kings College Buddo,  nti kwaali kwolesebwa Kunene, kubanga kwaleeta ekitangala mu Buganda ne Uganda.

Omukulu we Somero Kings College Buddo Can John Fred Kazibwe yeyamye nti bakwongera amaanyi mukubangula Abayizi nookubawa obukugu okuvuganya munsi ejjudde okusoomozebwa .

Omukolo gwetabidwaako Omumyuka wa  Ow’okubiri Owekitibwa Robert  Waggwa Nsibirwa, Omukubiriza wolukiiko Lwa Buganda Owekitibwa Patrick luwagga Mugumbule , Minister w’ebyenjigiriza Owek. Cotilida Nakate Kikomeko, n’Omulabirizi we Namirembe eyawummula Wilberforce Kityo Luwarira.

Sebwana Charles Kiberu Kisiliiza,  Omubaka wa Busiro East Madard Lubega Ssegona ,   Ssenkulu wa Cbs Omuk  Micheal Kawooya Mwebe , Ssenkulu wa BLB Omuk   Simon Kaboggoza , Omuwanika wa Nkuluze Omuk  John Kitenda n’abalala babaddewo.

Bisakiddwa: Ssebuliba Julius

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35
  • Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo
  • Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye
  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -