• Latest
  • Trending
  • All
Abantu 8 basindiriddwa amasasi 4 nebafiirawo e Mayuge – kuliko abaana abato

Omupakasi asse mukamaawe naamuziika mu nnimiro e Mityana

July 18, 2024
Auto Draft

Obwakabaka bwa Buganda buyisizza embalirira y’omwaka 2026 – ya buwumbi 409

July 6, 2026
Ababaka ba NRM balonze Stella Kiryowa ne Fred Bangumya – okujjuza ebifo bya Uganda mu EALA

Ababaka ba NRM balonze Stella Kiryowa ne Fred Bangumya – okujjuza ebifo bya Uganda mu EALA

July 5, 2026
Buddu erumbye Buweekula e Mubende negikubirayo – mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026

Buddu erumbye Buweekula e Mubende negikubirayo – mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026

July 5, 2026
Bannauganda 273 bebasoose okuzzibwa okuva e SouthAfrica – nga betegula bannansi baayo abagobye abagwira

Bannauganda 273 bebasoose okuzzibwa okuva e SouthAfrica – nga betegula bannansi baayo abagobye abagwira

July 3, 2026
Government eyongezza emisaala gy’abasomesa bonna n’abakozi ba government ez’ebitundu

Government eyongezza emisaala gy’abasomesa bonna n’abakozi ba government ez’ebitundu

July 2, 2026
Government eyongezza emisaala gy’abasomesa bonna n’abakozi ba government ez’ebitundu

Bannauganda 2 bebakafiira mu bulumbaganyi obukolebwa ku bagwiira e South Africa

July 2, 2026
Abakozi ba parliament ya Uganda 7 basindikiddwa ku alimanda e Luzira – bagguddwako emisango 9 gy’obulyake n’obukenuzi

Abakozi ba parliament ya Uganda 7 basindikiddwa ku alimanda e Luzira – bagguddwako emisango 9 gy’obulyake n’obukenuzi

July 2, 2026
Owa Uganda Cranes Ivan Ahimbisibwe yegasse ku club ya Zakho mu Iraq

Owa Uganda Cranes Ivan Ahimbisibwe yegasse ku club ya Zakho mu Iraq

July 1, 2026

President Museveni ayimirizza ku mirimu abakulu 4 mu ministry y’ebyentambula n’enguudo – mulimu eby’oluguudo lwa Busega – Mpigi Expressway

July 1, 2026

Miria Matembe asiindikiddwa ku alimanda e Luzira – agguddwako gwakusiga bukyayi

June 30, 2026

Omwaka gw’ebyensimbi 2025/2026 gukomekkerezeddwa – emisolo emiggya gitandikirawo ku mafuta,sukaali,cement n’ebirala

June 30, 2026

Government etangaazizza ku by’okuggala NTV n’emikutu gya Nation media emirala – president Museveni yalagira giggalwe

June 30, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Omupakasi asse mukamaawe naamuziika mu nnimiro e Mityana

by Namubiru Juliet
July 18, 2024
in Amawulire
0 0
0
Abantu 8 basindiriddwa amasasi 4 nebafiirawo e Mayuge – kuliko abaana abato
0
SHARES
452
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Entiisa egudde ku kyalo Katebere mu muluka ogwe Kitebere mu ggombolola ye Butayunja Busujju mu district ye Mityana, omupakasi wawaka atemudde mukamaawe, oluvannyuma n’amweziikira mu nnimiro.
Kasozi David 50 ng’abadde yawummula ogw’obusomesa yagambibwa okuttibwa omupakasi wawaka, ng’omupakasi  ategerekeseeko erinnya limu lyokka erya Joseph atemera mu myaka 28 egy’obukulu.
Abatuuze be Katebere Butayunja okugwa ku kinnya omwazikiddwa omugenzi Kasozi bamaze kwekengera, oluvannyuma lw’okulaba ng’omugenzi amaze ennaku 4 nga talabikako, so ng’ate omupakasi Joseph abadde atandise okutunda ebintu bye naddala ebisolo.
Kitegeerekese nti omugenzi Kasozi David abadde n’amaka e Mityana, era gyeyaggya omupakasi namutwala ku kyalo Katebere Butayunja amuyambeko ku mirimu gy’okulima.
Omugenzi olumu abadde asula munju gyeyazimba ku kibanja ekyo, nga kirabika omupakasi yamusse mu biseera ebyamatumbi Budde.
Cbs ekitegeddeko nti abooluganda lw’omugenzi Master Kasozi David ennaku nga 4 emabega baakutte omupakasi Joseph nebamutwala ku police eye Kakindu Busujju naggalirwa, nga bamulanga okukakkana kubisolo byamukamaawe naabitunda awatali kufuna lukusa kuva wa mukamaawe.
Wabula, oluvannyuma lw’okunoonya Master Kasozi nga talabikako, abatuuze betoolodde ekibanja ky’omugenzi okutuusa lwebagudde ku kinnya ekyaziikiddwamu omugenzi wansi mu musiri gw’emmwanyi.
Olwamaze  okumuziikamu olwo ettaka naalitandaaza bulungi okubuzaabuza obujulizi, era kungulu baasuddeko ebikuta by’ebikajjo okwongera okubuzaabuza.
Aboluganda lw’omugenzi n”=abatuuze batakudde ku ttaka okuva mu kinnya akaziikiddwaamu omugenzi batuukidde ku mpale y’omugenzi gyeyabadde ayambadde, nga mu kiseera kino balinda police okuva e Mityana okuziikulayo omufu.
Omu kubadduukirize ngeera ye Ssentebe wekyaalo ekirinanyeewo ekye Butayunja nga ye Tamale Robert agambye nti ettemu libakanze nnyo ate n’asaba abantu abanoonya abapakasi basooke kweetegereza bibakwaatako.
Bisakiddwa: Patrick Sserugo
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Obwakabaka bwa Buganda buyisizza embalirira y’omwaka 2026 – ya buwumbi 409
  • Ababaka ba NRM balonze Stella Kiryowa ne Fred Bangumya – okujjuza ebifo bya Uganda mu EALA
  • Buddu erumbye Buweekula e Mubende negikubirayo – mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026
  • Bannauganda 273 bebasoose okuzzibwa okuva e SouthAfrica – nga betegula bannansi baayo abagobye abagwira
  • Government eyongezza emisaala gy’abasomesa bonna n’abakozi ba government ez’ebitundu

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist