• Latest
  • Trending
  • All
Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde Lukabwe Fredrick Kisirikko – ayogeddwako ng’omuntu ayagadde ennyo olulimi lwe n’okulwanirira abaliko obulemu

Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde Lukabwe Fredrick Kisirikko – ayogeddwako ng’omuntu ayagadde ennyo olulimi lwe n’okulwanirira abaliko obulemu

December 30, 2023
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde Lukabwe Fredrick Kisirikko – ayogeddwako ng’omuntu ayagadde ennyo olulimi lwe n’okulwanirira abaliko obulemu

by Namubiru Juliet
December 30, 2023
in Amawulire
0 0
0
Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde Lukabwe Fredrick Kisirikko – ayogeddwako ng’omuntu ayagadde ennyo olulimi lwe n’okulwanirira abaliko obulemu
0
SHARES
251
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde abadde Ssentebe w’ekibiina ky`olulimi Oluganda Fredrick Lukabwe Kisiriko, eyavudde mu bulamu bwensi mu gandaalo lya Ssekukkulu bweyali ava ku Batvalley theatre okulaba omuzannyo gwa Bakayimbira Dramactors.

Obubaka bw`Obwakabaka obusomeddwa Minister weby`enjigiriza, eby`obulamu, ofiisi ya Nnaabagereeka, era avunanyizibwa ku nkulakulana yabantu Bakabaka, Cotilda Nakate Kikomeko,Ku mukolo ogw`okuwerekera Fred Lukabwe Kisiriko ogubadde e Seeta Namulonge Busukuma mu Busiro mu district ye Wakiso.

Obwakabaka bwogedde ku mugenzi ng`omusajja ayagadde ennyo era akolerera Obwakabaka bwe obuteebalira.

Mu bubaka bwa ministry yekikula kyabantu nabakozi mu government eyawakati obusomeddwa, Hellen Grace Asamo minister Omubeezi avunanyizibwa ku baliko obulemu, bwogedde ku mugenzi nga mukama gwabadde yatonda nebitone ebyenjawulo ate naye byakozesezza obulungi.

Mu bubaka bwa Ssenkulu wa radio Cbs Omukungu Micheal Kawoya Mwebe, obwetikiddwa Godfrey Male Busulwa, atenderezza omugenzi olwengeri gyebadde ayagala olulimi oluganda, Obuwangwa n’ennono ye, era byabadde alwana obwezizingirire okukuumibwa mu ngeri eyenjawulo.

Abaana b`omugenzi nga bakulembeddwamu Nantumbwe Nelsa, ne Namitala Esther Racheal, bagambye nti kitabwe afudde bona abaweredde nebatikirwa ate nga abateeseteese ekimala.

Zawedde Rebecca omwana gweyakuza obukuza nga talina mwasirizi era namuwerera okutuuka ku University, agambye nti asaaliddwa nnyo kitaawe obutalaba ku bibala by’entuuyo ze, omuli n’obutetaba ku matikira ge agagenda okubeerawo mu march 2024.

Hajji Musa Juma Bossa Kisiriko asomye obubaka bwa minister wa Kampala Hajjat Minsa Kabanda Nabbengo, obwogedde ku mugenzi ng’akoze ekimala mu kulwanirira edembe ly’abantu abaliko obulemu mu Kampala.

Samuel Ssebowa Kaguliire ayodde ku lwa family, akalatidde abazadde okuteekateeka obulungi abaana babwe nga babatendeka obukozi, era nanokolayo eky`okulabirako kya Fred Lukabwe Kisiriko abadde yatekeebwa tekebwa obulungi, nti newankubadde abadde aliko obulemu naye ekyo kibadde tekimulemesa kwekolerera.

Harriet Namuli Lukabwe namwandu w`omugenzi, ye yebaziza buli Alina kyakoze mu bulamu bwa bbawe nga akyali mulamu, okuli Obwakabaka bwa Buganda, banadini, ministry ye yekikula kyabantu, nebanakatembe abatambudde naye okutuusa lwafudde.

Bisakiddwa: Musisi John

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala
  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga
  • Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce
  • Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -