• Latest
  • Trending
  • All
Okukuza olunaku lw’abaana abazaalibwa n’ebizibu ku nkizi n’emitwe egiziimba – Munnamawulire wa CBS aweereddwa engule emusiima

Okukuza olunaku lw’abaana abazaalibwa n’ebizibu ku nkizi n’emitwe egiziimba – Munnamawulire wa CBS aweereddwa engule emusiima

October 26, 2023
Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026

February 17, 2026
RPP edduukiridde abaana b’abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi – basabye president Museveni ayimbule abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi

Omwezi gwa Ramathan gulabise – abasiraamu batandika okusiiba nga 18 February,2026

February 17, 2026
RPP edduukiridde abaana b’abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi – basabye president Museveni ayimbule abantu abaasibwa olw’ebyobufuzi

Okunoonyereza ku mubaka Muwanga Kivumbi ku misango gy’obutujju kukyagenda mu maaso – azziddwayo ku alimanda e Kitalya

February 17, 2026
Auto Draft

Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu

February 17, 2026
Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

February 17, 2026
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

February 17, 2026
Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

Emyaka 49 bukyanga Ssaabalabirizi Janan Luwum attibwa – president Museveni ayambalidde abakulembeze abatta abantu nti babeera batiitiizi

February 16, 2026
Police ekutte abantu 5 abateeberezebwa okubbisa emmundu – kigambibwa beebatta eyali ekulira police e Ntaawo Mukono

Police eyigga Taata agambibwa okutta omuvubuka gw’asanze ne muwala we ku lunaku lw’abagalana e Matugga

February 16, 2026

Abatendesi ba KCCA FC baweereddwa nsalesale wa mipiira 3 – bwegibalema okuwangula boolekedde okugobwa

February 16, 2026
Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

Okujjukira Ssaabalabirizi Janaan Luwum – ekkanisa ya Uganda ekakasizza nti yafunye ekyapa ku ttaka kweyaziikibwa

February 16, 2026
Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

Omutindo gw’abayizi abasomesebwa mu nsoma empya gwakwongera okulinnya – abayita ebigezo bya UNEB aba S.4 beyongeddeko obungi

February 14, 2026
Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

Katikkiro alabudde abalowooza nti omukwano nsimbi – abadde ku mukolo gw’omwami Andrew Francis Luyombo n’omuk.Solomy Nassejje nga bajaguza emyaka 25 mu bufumbo obutukuvu

February 14, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Health

Okukuza olunaku lw’abaana abazaalibwa n’ebizibu ku nkizi n’emitwe egiziimba – Munnamawulire wa CBS aweereddwa engule emusiima

by Namubiru Juliet
October 26, 2023
in Health
0 0
0
Okukuza olunaku lw’abaana abazaalibwa n’ebizibu ku nkizi n’emitwe egiziimba – Munnamawulire wa CBS aweereddwa engule emusiima
0
SHARES
203
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ministry y’ekikula ky’abantu n’ekitongole ekitaba abazadde abalina abaana abaliko obulemu ku nkizi n’okuzimba emitwe ekya Spina Bifida and Hydrocephalus Association, (SHAU), bawadde munnamawulire wa CBS Ey’obujjajja Davis Joel Ddungu engule, ey’okumusiima obuweereza mu kulwanirira eddembe lyabaliko obulemu mu ggwanga.

Munnamawulire Davis Joel Ddungu y’asaka amawulire ag’eby’obulamu nag’ebyenjigiriza ku CBS Ey’obujjajja 88.8,  anokoddwayo ku bannamawulire abafuddeyo okulwanirira eddembe ly’abaliko obulemu n’ensonga zaabwe okuzaagazisa n’okuzimanyisa abalala okuzitegeera.

Ddungu Davis Joel y’omu ku bantu ssekinoomu n’ebitongole ebirala ebisiimiddwa government omubadde n’amalwaliro agalongoosa abaana abaliko obulemu buno, okuli eddwaliro lya Cure ne Kosu Hospital ku luguudo lwe Entebbe, abasawo e Mulago, nebannakyewa abalala.

Omukolo gubadde ku Imperial Royale Hotel mu Kampala, ministry y’ebyobulamu, ey’ekikula ky’abantu ne bannakyewa bano, kwebajagulizza ebikujjuko by’okwefumintiriza ku lunaku lwabaliko obulemu obwekikula kino eky’enkizi etatonze bulungu n’okuzimba emitwe olw’ensi yonna olumanyiddwa nga World International Day of Spina Bifida and Hydrocephalus.

Akulira eby’obujanjabi ebisookerwako mu ministry ye by’obulamu, Dr. Charles Olaro, agambye nti ba maama abali embuto basaanye okugende mu malwaliro okufuna obujanjabi  nga bukyali n’okwekebejjebwa, okwewala okuzaala abaana abalina ekizibu kino.

Agambye nti kisinga kujja mu nnaku 28 ezisooka ng’omukyala yakafuna olubuto.

Obutamanya, ebikozesebwa ebyobuseere olw’emisolo, amalwaliro amatono n’abasawo abakugu mu kujjanjaba embeera eno okuba abatono mu ggwanga, byebimu ku binokoddwayo ebikyasoomoza Uganda mu kumalawo embeera eno.

Minister Omubeezi avunanyizibwa ku baliko Obulemu mu ministry y’ekikula ky’abantu, Hellen Grace Asamo, asinzidde ku bikujjuko bino naategezezza nti government neetegefu okwongera okuzimba amalwarilo agawa obujanjabi n’okusomesa banna Uganda ku bulemu buno nokulabirira abawangaala nabwo.

Ruth Nalujja akulira ekibiina ekitaba abazadde abalina abaana abawangala n’ekizibu kya Spina Bifida and Hydrocephalous Association of Uganda (SHA-U), ategezeza nti bakyasanga okusoomozebwa olw’ebbula ly’ensimbi, okufuna ebikozesebwa mu kuyambako abaana abo,  naabazadde bangi tebafunye kusomesebwa kumala ku mbeera eno.

Ebiwandiiko biraga nti abaana 6,000 bebazaalibwa n’ekizibu kino  buli mwaka, kyokka nti abaana 1,000 bokka bebasobola okufuna obujanjabi ekiviiriddeko naabamu okufiirwa obulamu.

Bisakiddwa: Ssebuliba Julius

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ennaku za Kalema zitandika n’okusiiba evvu – ez’omwaka guno zitandika 18 February,2026
  • Omwezi gwa Ramathan gulabise – abasiraamu batandika okusiiba nga 18 February,2026
  • Okunoonyereza ku mubaka Muwanga Kivumbi ku misango gy’obutujju kukyagenda mu maaso – azziddwayo ku alimanda e Kitalya
  • Katikkiro Mayiga akubirizza abaami ba Kabaka okwettanira Tekinologiya ow’omulembe mu nkola y’emirimu
  • Omwana afiiridde mu muliro ogukutte ennyumba e Namugongo – gusanyizaawo n’ebyamaguzi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist