• Latest
  • Trending
  • All

IPOD ewandiikidde NUP eteekeyo okusaba kwayo mu butongole yegatte ku mukago – mulimu akakwakkulizo ka president wakyo Robert Kyagulanyi Ssentamu yekka yakkirizibwa okussa omukono ku ndagaano

June 20, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

IPOD ewandiikidde NUP eteekeyo okusaba kwayo mu butongole yegatte ku mukago – mulimu akakwakkulizo ka president wakyo Robert Kyagulanyi Ssentamu yekka yakkirizibwa okussa omukono ku ndagaano

by Namubiru Juliet
June 20, 2026
in Opinions
0 0
0
0
SHARES
56
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Abakulira omukago ogutaba ebibiina ebirina ababaka mu parliament ya Uganda ogwa IPOD bawandiikidde ekibiina ki National Unity Platform NUP, nebakirambika ku nsonga ekibiina kino zekirina okutuukiriza mu bwangu olwo kiyingizibwe mu butongole mu mukago guno.
Bassaabawandiisi b’ebibiina ebirina obwa memba mu IPOD okuli DP, FDC, NRM ne UPC baatuula mu nsisinkano nebakkiriza ebibiina okuli Alliance for National Transformation ne National Unity Platform bikkirizibwe okuyingizibwa mu mukago
Wabula NUP yali tenatuukiriza misoso gyonna egyetaagisa okwegatta ku IPOD
Mu bbaluwa ewandiikiddwa eri ekibiina ki NUP okuva eri seenkuku w’omukago gwa IPOd, Dr Lawrence Sserwambala, NUP esabiddwa okuwandiika mu butongole eri omukago guno nga esaba mu butongole okwegatta ku IPOd
Dr Lawrence Sserwambala agambye nti ebbaluwa NUP gyeyawandiika omwaka oguwedde 2025 teyasaba kwegatta ku mukago, wabula yali eraga bulazi nti ekibiina kyeteegefu okwegatta ku IPOD.
Dr Sserwambala awabudde NUP okuwandiika ebbaluwa entongole nga esaba omukago gwa IPOD okugikkiriza okugwegattako.
NUP eragiddwa okuwandiika ebbaluwa eyo mu bwangu , bweba yakuyingizibwa mu IPOD kikolebwe mu lutuula lwabakulembeze b’ebibiina bya IPOD olusuubirwa okutuula nga omwezi guno ogwa June 2026.
Ekitebe kya IPOD era kisabye ekibiina ki NUP kibuulire omukulembeze w’ekibiina kino Robert Kyagulanyi Ssentamu,akomewo mu ggwanga kimusobozese okuteeka omukono ku ndagaano ya NUP okwegatta ku IPOD.
Dr Sserwambala mu bbaluwa eno agambye nti ekibiina kyonna okwegatta ku IPOD, omukulembeze w’ekibiina yekka yalina okuteeka omukono ku ndagaano y’okwegata ku IPOD, ng’ali wamu ne Ssaabawandiisi wa IPOD.
Mu kiseera kino, omukulembeze wa NUP ali mu ggwanga lya America gyeyewohomako oluvanyuma lw’okulonda kwa January 2026.
Kigambibwa nti NUP yali eyagala omumyuuka wa President wa NUP Lina zedriga nti yaaba akiikirira Robert Kyagulanyi Ssentamu okussa omukono ku ndagaano y’okwegatta ku IPOD, wabula ng’endagaano ya IPOD eyogera ku president wa kibiina yekka.
Kinnajjukirwa nti omwaka oguwedde 2025, NUP yakuba enkyuukira newandiikira IPOd ng’egitegeeza nti nneetegefu okwegatta ku IPOD oluvanyuma lwa parliament okukola ennongosereza mu tteeka erifuga ebibiina byobufuzi.
Ennoongosereza zino zaalambika nti ekibiina kyokka ekirina endagaano ne IPOD kyekyokka akakiiko k’ebyokulonda kekirina okuwa  ensimbi, government zeewa ebibiina ebirina ababaka mu parliament.
Okuva etteeka lino lweryakyusibwa, NUP yammibwa ensimbi obuwumbi 5 n’obukadde 700 bweyali efuna buli mwaka.
Ensisinkano y’abakulembeze b’ebibiina ebirina obwa memba mu IPOD okuli NRM, DP ,UPC ne FDC emanyiddwanga IPOd summit yakutuula ku nkomerero y’omwezi guno ogwa June, ng’omwaka gw’ebyensimbi guno 2025/2026 tegunagwako,okuyingiza ebibiina ebiggya mu mukago guno.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026
  • Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist