• Latest
  • Trending
  • All

Parliament esiimudde ezimu mu nnyingo z’amateeka ezikontana ne Ssemateeka

March 15, 2023
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Parliament esiimudde ezimu mu nnyingo z’amateeka ezikontana ne Ssemateeka

by Namubiru Juliet
March 15, 2023
in CBS FM
0 0
0
0
SHARES
57
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Parliament esiimudde mu mateeka ga Uganda ezimu ku nnyingo z’amateeka, ezizze ziranngirirwa kkooti etaputa ssemateeka ne kkooti ensukulumu nti zimenya ssemateeka w’eggwanga.

Ekitongole Kya Police kyekisinze okukosebwa mu nnongosereza eziyisiddwa parliament mu tteeka erya Law revision Amendment bill 2022.

Ezimu ku nnyingo ezisiimuddwa mu mateeka g’eggwanga kuliko ennyingo 27A ey’etteeka lya Police, ebadde ewa police obuyinza okuyita omuntu gwetebereza okubaako omusango gwazizza okwenyonyolako mu ngeri y’okukola statement, nokubaako ebiwandiiko byawa Police

Mu mwaka 2019 mu musango eyaali president wa UPC Ambassador Olara Otunu gweyawawabira government ,abalamuzi ba Court etaputa ssemateeka 5 ,okwali eyali omumyuka wa ssabalamuzi ekiseera ekyo Alphonse Owinyi Dollo, Kenneth Kakuru Kati Omugenzi, Fred Egonda Ntende ,Cheborion   Barishaki ne Ezekel Muhanguzi baasazaamu ennyingo eno.

Abalamuzi baakirambika nti SSI musango police okuyita omuntu okweyanjula ku police nagaana.

Abalamuzi  baagamba nti police bweba ekakasa nti omuntu gweteberezebwa okuzza omusango kituufu yazza omusango era obujjulizi ebulina, emutwale mu kkooti emugguleko omusango gwemuvunaana, mu kifo kyokumuyita ku police okusooka okukola statement.

Ennyingo endala esiimuddwa mu mateeka ga Uganda yennyingo eyo 8 mu tteeka erifuga enkungaana erya Public Order Management Act 2013, nga nayo mu mwaka 2020 kkooti etaputa ssemateeka yagisazaamu nti yali ekontana ne ssemateeka.

Ennyingo eno yali awa police olukusa nti yeyokka erina okukkiriza olukungaana okubaawo.

Wabula abalamuzi okwali Omugenzi Kenneth Kakuru, Godfrey Kiryabwire , Elizabeth Musoke ne Choborion Barishaki mu mwaka 2020 baagisazaamu nti yali ekontana ne ssemateeka w’eggwanga, awa bannansi omwagaanya okukungaana.

Kinnajjukirwa nti etteeka lya Public Order Management Act 2013, government yalibaga oluvanyuma lwa kkooti yeemu mu mwaka 2005 okusazaamu ennyingo eya 32 mu tteeka lya Police erya Police Act, eryali liwa Police obuyinza  okukkiriza oba okugaana enkungaana.

Omubaka Muhammed Muwanga Kivumbi yeyekubira omulanga eri kkooti, era kkooti kweyasinziira okusazaamu ennyingo ezo.

Asuman Basalirwa omubaka wa Bugiri nga yeyawoma omutwe mu bbago parliament kwesinzidde okusiimuula ennyingo zino mu mateeka g’eggwanga asanyukidde ekikoleddwa parliament, nagamba nti police ebadde yerimbika mu nnyingo ezo okunyigiriza abantu naddala bannabyabufuzi ku ludda oluwabula government.

 

Ennyingo endala eya  50 mu penal code ebadde egufuula omusango eri munnamawulire afulumya amawulire, agagambibwa nti gabulimba nayo yasiimuddwa mu mateeka ga Uganda.

Kinnajjukirwa mu musango gwa Andrew Mwenda ne Charles Onyango Obbo gwebaawawabira government, kkooti kweyasinziira nesazaamu ennyingo eno mu mwaka 2004.

Ennyingo zino okuva lwezaasazibwaamu kkooti ,zibadde tezisiimulwanga mu mateeka g’eggwanga, ekibadde kiwa omukisa Police okugateeka mu nkola.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF
  • Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi
  • Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza
  • Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -