• Latest
  • Trending
  • All
Umeme esaanye okusasulwa obuwumbi bwa shs 433 sso ssi 700 – Ssaababalirizi w’ebitabo bya government ayanjulidde parliament alipoota negiyisa

Umeme esaanye okusasulwa obuwumbi bwa shs 433 sso ssi 700 – Ssaababalirizi w’ebitabo bya government ayanjulidde parliament alipoota negiyisa

March 27, 2025
President Museveni awabudde abakyala okukwasizaako abaana abawala okusoma – abakyala 34 baweereddwa emidaali egibasiima ku lunaku lw’abakyala 2026

President Museveni awabudde abakyala okukwasizaako abaana abawala okusoma – abakyala 34 baweereddwa emidaali egibasiima ku lunaku lw’abakyala 2026

March 8, 2026
Women’s day 2026 – Give to gain

Women’s day 2026 – Give to gain

March 8, 2026

Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao

March 6, 2026

MTN Momo edduukiridde abakyala ba KCCA abasiibi ebawadde ettu lya Iddi – Lord Mayor Lukwago yennyamidde olw’omusaala omutono oguweebwa abayonja ekibuga

March 6, 2026

Donald Trump azzeemu okulabula Iran nti bwetawanika – eyolekedde okufuuka amatoongo

March 6, 2026
Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

Abakyala ab’enzikiriza ezenjawulo bakuηaanidde e Namungoona mu kusaba okwenjawulo okw’okukuza olunaku lw’abakyala olw’ensi yonna

March 6, 2026
President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

President Museveni awabudde ku mbeera y’okusesebbula Iran nti yandireetera ensi ebizibu bingi – abadde asiibulula basiraamu

March 5, 2026
Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

Maj. General Apollo Kasiita Goowa ne Brig. General Johnson Namanya ababadde bakulira ekitongole ekikola ku bantu abafuluma n’okuyingira eggwanga – bawaddeyo office ezo mu butongole

March 5, 2026
Government etandise enteekateeka z’okulayiza president Museveni ku kisanja ekya 2026-2031

Government etandise enteekateeka z’okulayiza president Museveni ku kisanja ekya 2026-2031

March 5, 2026
Government ekyusizza ebitundu ewagenda okuyita oluguudo lwa Busega-Mpigi Express – ensimbi ez’okuliyirira bannyini bizimbe tezirina

Government ekyusizza ebitundu ewagenda okuyita oluguudo lwa Busega-Mpigi Express – ensimbi ez’okuliyirira bannyini bizimbe tezirina

March 4, 2026
Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusiima olw’emirimu egikoleddwa omugenzi P.K Ssengendo – abadde muwulize

Ssaabasajja Kabaka aweerezza obubaka obusiima olw’emirimu egikoleddwa omugenzi P.K Ssengendo – abadde muwulize

March 4, 2026
Obwakabaka bwa Buganda luzimbye oluzzi lwa Nnayikondo e Nnamaliiri – bayambiddwako aba Wells of Life

Obwakabaka bwa Buganda luzimbye oluzzi lwa Nnayikondo e Nnamaliiri – bayambiddwako aba Wells of Life

March 4, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Umeme esaanye okusasulwa obuwumbi bwa shs 433 sso ssi 700 – Ssaababalirizi w’ebitabo bya government ayanjulidde parliament alipoota negiyisa

by Namubiru Juliet
March 27, 2025
in Opinions
0 0
0
Umeme esaanye okusasulwa obuwumbi bwa shs 433 sso ssi 700 – Ssaababalirizi w’ebitabo bya government ayanjulidde parliament alipoota negiyisa
0
SHARES
102
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ssaababalirizi w’ebitabo bya government Edward Akol, ayanjulidde parliament alipoota eyavudde mu kubalirira omuwendo gw’ensismbi government gwerina okusasula kampuni ya Umeme,  okusigaza ebyuma byebadde ekozesa oluvanyuma lwa contract yaayo okugwako
Wabula ensimbi ssaababalirizi wa government zazudde ntono nnyo kweezo government zeyasaba parliament, era eziri mu lugendo lwokusasulwa kampuni ya Umeme.
Parlaiment yayisa  obuwumbi 700 ziweeebwe kampuni ya Umeme nga zino zakwewolebwa okuva mu bank ya Stanbic,  wabula zino zaayisibwa nga government ne parliament tewali amanyi muwendo mutuufu gulina okusasulwa kubanga okubalirira kwaali tekunakolebwa.
Ssababalirizi w’ebitabo bya government Edward Akol  ayanjulidde sipiika wa parliament Anitah Annet Among alipoota eno,  eyavudde mu kubalirira kalonda wa Umeme yenna, era nategeeza nti obukadde bwa ddoola za America 118 bwe buwumbi bwa Uganda 433 bwemulina okusasulwa Umeme,  sso ssi obuwumbi 700 obwayisibwa.
Enjawulo eri wakati w’omutemwa governemnt zeyasaba  obuwumbi bwa shs 700 neezo ssababalirizi w’ebitabo bya governmenr zaabaliridde okusasula okusinziira ku ku ye byababaliridde ya buwumbi 267.
Sipiika wa parliament Anita  Annet Among bwabadde akwasibwa alipoota eno, alabudde nti ensimbi ssababalirizi w’ebitabo bya government zaabaliridde zezokka obuwumbi 433 , parliament zegenda okulagira government okusasula sso ssi buwumbi 700 zeyasaba.
Wabula kinnajjukirwa nti ensimbi obuwumbi 700 parliament yaziyisa dda era government eri mu nteekateeka okusasula ensimbi zino,  oba okuba nga yazisasudde dda, olwensonga nti endagaano ya Umeme ne government eragira government okusasula ensimbi ezo obutasukka 31 omwezi guno ogwa March,2025.
Alipoota ya Ssaababalirizi bwevudde ewa sipiika Anita Among eyanjuddwa eri parliament eyawamu,  ekubiriziddwa omumyuuka we Thomas Tayebwa.
Tayebwa naye awadde  ekiragiro eri government okusasula ezo zokka ensimbi ezoogerwaako Ssaababalirizi webitabo bya government.
Tayebwa bwatyo abuuzizza parliament oba ng’ekkiriza alipoota eyisibwe  nga bweri nga tesoose kuyisibwa  mu bukiiko bwa parliament nga alipoota endala bwezikolebwa.
Omubaka wa munisipaali ye Kira Ibrahim Ssemujju Nganda akiwakanyizza, nategeeza nti ebadde tesobola kuyisibwa ng’obukiiko bwa parliament tebugikubyemu ttooki.
Wabula amyuuka sipiika Tomas Tayebwa alambise  nti eno  alipoota yanjawulo ku ndala,  kubanga government erina okumaliriza ensonga za Umeme mu bwangu, era nti ababaka bonna bazimanyi.
Okusinziira ku ndagaano ya Umeme ne government ey’emyaka 20 egwako nga 31 March,2025, singa wabeerawo ensonga ezitwalibwa mu kooti nga government eruddewo okusasula oba  ensonga zonna endala  ezibalukawo ku ndagaano eno,  ensonga zirina kuwozebwa mu kkooti ze Bulaaya sso ssi mu za Uganda.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • President Museveni awabudde abakyala okukwasizaako abaana abawala okusoma – abakyala 34 baweereddwa emidaali egibasiima ku lunaku lw’abakyala 2026
  • Women’s day 2026 – Give to gain
  • Buli district ya Uganda yakussibwamu kooti enkulu okukendeeza ku misango egyetuuma mu kooti – Minister Nobert Mao
  • MTN Momo edduukiridde abakyala ba KCCA abasiibi ebawadde ettu lya Iddi – Lord Mayor Lukwago yennyamidde olw’omusaala omutono oguweebwa abayonja ekibuga
  • Donald Trump azzeemu okulabula Iran nti bwetawanika – eyolekedde okufuuka amatoongo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist