• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabasumba Paul Ssemogerere: asabye government eyimbule abasibe abaasibwa olw’ebyobufuzi ng’ekirabo kya Ssekukkulu eri bannauganda

Ssaabasumba Paul Ssemogerere: asabye government eyimbule abasibe abaasibwa olw’ebyobufuzi ng’ekirabo kya Ssekukkulu eri bannauganda

December 21, 2023
Katikkiro Mayiga awabudde abavubuka okukozesa emitimbagano obulungi okwekulaakulanya – mu kifo ky’okugikozesa okusiga obucaayi

Katikkiro Mayiga awabudde abavubuka okukozesa emitimbagano obulungi okwekulaakulanya – mu kifo ky’okugikozesa okusiga obucaayi

July 11, 2025
Democratic Front etandise okusunsula abaagala okugikwatira bendera mu kalulu ka 2026 – abasoba mu 40 basuunsuddwa ku lunaku olusooka

Democratic Front etandise okusunsula abaagala okugikwatira bendera mu kalulu ka 2026 – abasoba mu 40 basuunsuddwa ku lunaku olusooka

July 11, 2025
Omuyimbi Hajjati Stecia Mayanja alayiziddwa nga president w’ekibiina ky’ebyo’obufuzi ki National Peasants’ Party

Omuyimbi Hajjati Stecia Mayanja alayiziddwa nga president w’ekibiina ky’ebyo’obufuzi ki National Peasants’ Party

July 11, 2025
NUP School of Leadership etikkidde abayizi 184 mu masomo g’obukulembeze – Robert Kyagulanyi awabudde abavubuka baleme kuliinda kuweebwa buweebwa buli kimu

NUP School of Leadership etikkidde abayizi 184 mu masomo g’obukulembeze – Robert Kyagulanyi awabudde abavubuka baleme kuliinda kuweebwa buweebwa buli kimu

July 11, 2025
Omuwaabi w’emisango gya government ya Uganda omulala ateeberezebwa okuba ng’attiddwa

Omuwaabi w’emisango gya government ya Uganda omulala ateeberezebwa okuba ng’attiddwa

July 11, 2025
KCCA FC ezizza buggya endagaano ya captain wabwe Filbert Obenchan – ayolekedde okuweza emyaka 10 mu KCCA

KCCA FC ezizza buggya endagaano ya captain wabwe Filbert Obenchan – ayolekedde okuweza emyaka 10 mu KCCA

July 11, 2025
Obukadde bwa shs 700 bwebwakasoondebwa mu wiiki 2 ku kijaguzo eky’emyaka 100 egya lutikko y’e Lubaga

Obukadde bwa shs 700 bwebwakasoondebwa mu wiiki 2 ku kijaguzo eky’emyaka 100 egya lutikko y’e Lubaga

July 11, 2025
Katikkiro Mayiga asisinkanye abaami ba Kabaka ab’amasaza – abasabye okukozesa obuyinza bwabwe okunyweeza ebyobugagga by’Obwakabaka

Katikkiro Mayiga asisinkanye abaami ba Kabaka ab’amasaza – abasabye okukozesa obuyinza bwabwe okunyweeza ebyobugagga by’Obwakabaka

July 10, 2025

Omumbejja Ritah Nakamaanya akwasiddwa emmotokaye gyeyawangula mu Ssabula Bbingo – CBS bweyali ejaguza emyaka 29 ng’eweereza

July 10, 2025
 Zainah Nandede owa Crested Cranes yegasse ku  Tanzania Premier League

 Zainah Nandede owa Crested Cranes yegasse ku Tanzania Premier League

July 10, 2025

Amasannyalaze gasse omwami n’omukyala e Makindye

July 10, 2025
Ba kansala ba KCCA abaddukira mu mawanga amalala okukuba ekyeeyo bafiiriza ekibuga – Minister ayagala etteeka likyusibwe

Ba kansala ba KCCA abaddukira mu mawanga amalala okukuba ekyeeyo bafiiriza ekibuga – Minister ayagala etteeka likyusibwe

July 10, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Ssaabasumba Paul Ssemogerere: asabye government eyimbule abasibe abaasibwa olw’ebyobufuzi ng’ekirabo kya Ssekukkulu eri bannauganda

by Namubiru Juliet
December 21, 2023
in Amawulire
0 0
0
Ssaabasumba Paul Ssemogerere: asabye government eyimbule abasibe abaasibwa olw’ebyobufuzi ng’ekirabo kya Ssekukkulu eri bannauganda
0
SHARES
125
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere ayagala government mu kaseera kano ak’ennaku enkulu n’okumalako omwaka eddiremu era  eyimbule abaasibwa olw’ebyobufuzi badde mu bantu babwe.

Bino abisabidde mu bubaka bwe obwa Ssekukkulu n’okumalako omwaka 2023 bw’aweeredde ku lutikko e Lubaga.

Ssaabasumba agambye nti banna Uganda bangi bavundira mu makomera awatali kufuna bwenkanya mu kkooti naddala abo abaasibwa olw’ebyobufuzi bagamba nti kyandibadde kirungi nebateebwa

Ssaabasumba agambye nti newankubadde omwaka guno 2023, gubadde yadde yaddeko, waliwo okusoomoozebwa banna Uganda kwebasanze naddala okutyoboola eddembe ly’obuntu n’okusiba abantu ekyeyonoonero,  bwatyo n’asaba wabeewo okunoonyereza ku bumenyi bw’amateeka n’obwenkanya bwolesebwe, abantu beeyagalire mu nsi yabwe.

Mu  ngeri eyenjawulo Ssaabasumba yebazizza abakulembeze n’abebyokwerinda olw’okukola obutaweera okutebenkeza eggwanga  n’abasaba bongeremu amaanyi.

Ssaabasumba asabye banna Uganda bannyikize empagi okuli; okwagalana, essuubi,  emirembe n’okutabagana, okukuuma obutonde bw’ensi, okwezza obuggya mu mwoyo n’okukkiriza wamu n’okuyamba abali mu bwetaavu n’abaasuulwa awo ettayo.

Ku nsonga y’okudiibuuda ensimbi y’omuwi w’omusolo,  Ssaabasumba yennyamidde ku butali bwenkanya ku nsonga eno n’asaba wabeewo ekikolebwa.

Abadde ayanukula ku ky’abaaliko ba sipiika ba Parliament abaaweereddwa kapyata w’emmotoka n’agamba nti Parliament asaana ekitunulemu banna Uganda bonna baganyulwe kyenkanyi.

Ayagalizza banna Uganda amazaalibwa ga Yezu Kristu ag’essanyu n’omwaka omuggya 2024 ogw’emirembe.

Bisakiddwa: Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Katikkiro Mayiga awabudde abavubuka okukozesa emitimbagano obulungi okwekulaakulanya – mu kifo ky’okugikozesa okusiga obucaayi
  • Democratic Front etandise okusunsula abaagala okugikwatira bendera mu kalulu ka 2026 – abasoba mu 40 basuunsuddwa ku lunaku olusooka
  • Omuyimbi Hajjati Stecia Mayanja alayiziddwa nga president w’ekibiina ky’ebyo’obufuzi ki National Peasants’ Party
  • NUP School of Leadership etikkidde abayizi 184 mu masomo g’obukulembeze – Robert Kyagulanyi awabudde abavubuka baleme kuliinda kuweebwa buweebwa buli kimu
  • Omuwaabi w’emisango gya government ya Uganda omulala ateeberezebwa okuba ng’attiddwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist