• Latest
  • Trending
  • All
Sipiika wa parliament ya Uganda omuggya alondebwa ku lwa kutaano luno nga 25 march 2022

Sipiika wa parliament ya Uganda omuggya alondebwa ku lwa kutaano luno nga 25 march 2022

March 21, 2022
Ebintu byaffe eby’obuwangwa tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona

Okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka ag’e 71 – gakulembeddwamu eklesia ya Orthodox e Namungoona

April 13, 2026
Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71

Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71

April 14, 2026

Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71

April 12, 2026

Kabaka@71 – Nnaabagereka, abalangira n’abambejja betabye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka

April 12, 2026

Ssaabasajja Kabaka asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge age 71 – asiimye naye naatambula n’abamu ku bantu baasanze nga tebasobola kudduka

April 12, 2026
Ssaabawaabi w’emisango gya government agguddewo emisango emiggya eri abakozi ba ministry y’ebyensimbi 9 – abagambibwa okubeera abalyake n’okwenyigira mu kukusa ensimbi obuwumbi 60 okuyita ku mitimbagano

Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

April 10, 2026
Abasomesa 7 basindikiddwa mu nkomyo omwaka mulamba – basingisiddwa gwakwenyigira mu kubba ebibuuzo bya UNEB

Abavubuka baleese ebirabo by’amazaalibwa ga Kabaka age 71 – bakubiriziddwa okukuuma empisa buli webabeera

April 12, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

Maapu y’ebitundu awanayita abaddusi b’emisinde gya Kabaka Birthday run 2026 yiino

April 10, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

Ssaabasajja Kabaka asiimye okusimbula emisinde gy’Amazaalibwa ge ku sunday nga 12 April,2026

April 10, 2026

Ba ssentebe ba district 146 abaawangula akalulu ka 2026 bassiddwa mu kyapa ky’eggwanga ekikulu – The Uganda Gazette

April 10, 2026
Omuliro gusanyizaawo ekisulo ky’abayizi ku Nnakanyonyi Girls SS e Jinja

Omuliro gusanyizaawo ekisulo ky’abayizi ku Nnakanyonyi Girls SS e Jinja

April 10, 2026
Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

Olutalo lw’ebigambo mu bagala ekifo kya sipiika wa parliament – President Museveni alambise ku nteekateeka ya CEC ey’okusemba beyagala balondebwe

April 9, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Features

Sipiika wa parliament ya Uganda omuggya alondebwa ku lwa kutaano luno nga 25 march 2022

by Namubiru Juliet
March 21, 2022
in Features, News
0 0
0
Sipiika wa parliament ya Uganda omuggya alondebwa ku lwa kutaano luno nga 25 march 2022
0
SHARES
185
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Olukiiko lwa baminister lusazeewo nti sipiika wa parliament ya Uganda alondebwe ku lwokutaano lwa wiiki eno nga 25 march,2021.

Minister avunaanyizibwa ku by’amawulire Chris Baryomunsi abadde ku media centre mu Kampala, n’agamba nti kino kisaliddwawo okusobozesa eggwanga okukungubagira abadde sipiika Jacob Oulanyah, mu bitiibwa bya parliament ebijjuvu.

Ssemateeka w’eggwanga ennyingo eya 82 akawaayiro 4, kagamba nti tewali mulimu gwa parliament gwonna gulina kukolebwa singa entebe ya sipiika esigala nkalu.

Sso ng’ate etteeka lya parliamentary pensions act, ddo lirambika nti singa sipiika oba omumyuka we kubeerako abeera afudde, ateekeddwa okukungubagirwa mu bitiibwa bya parliament ebijjuvu, naddala ekya parliament okutuula mu lutuula olwenjawulo.

Wabula mu kiseera kino singa Jacob Oulanyah akomezebwawo nga parliament tenalonda sipiika, ebeera tesobola kutuula kumukungubagira.

President w’eggwanga era ssentebe w’ekibiina kya NRM Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, ayise ababaka ba parliament bannakibiina kya NRM okumusisinkana ku lwokuna lwa wiiki eno mu kisaawe ky’ameefuga e Kololo okwogera ku nsonga za sipiika.

Kitegerekese nti olwokusatu lwa sabiiti eno, olukiiko olufuzi olwekibiina kya NRM olwa Central executive committee lwakutuula okusalawo amannya oba erinnya ly’omuntu, anayanjulwa eri akabondo kababaka bonna gwebalina okuwagira okufuuka sipiika.

Ensonda zitegeezeza nti ekibiina kya NRM kisabye ababaka bakyo abeeyagaliza ekifo kino okusaamu okusaba kwabwe olunaku olwenkya ku lw’okubiri, amannya gano gakubwemu ttooki kulwokusatu lwa sabiiti eno mu lukiiko lwekibiina olwa CEC.

Olwo ku lwokutaano, parliament eyawamu lwejja okulonda sipiika wa parliament.

Agamu ku mannya agawuliddwaako mu nvuuvuumo okuva mu bukiika kkono bw’eggwanga nti geyagaliza ekifo kino kuliko erya Minister w’ebibamba Hilary Onek okuva mu Acholi, omugenzi Jacob Oulanya gyabadde ava, Hamson Obuwa minister omubeezi owebyemizannyo ne Felix Okot Ogongo bano bombi nga bava mu Lango.

Abalala kuliko Anita Among amyuka sipiika mu kiseera kino, nti naye ekifo kya sipiika akyagala.

Waliwo n’oluvuuuvuumo nti nampala wa gavument Thomas Tayebwa ekifo kya sipiika oba omumyuuka wa sipiika naye alinako kyeyeyagaliza.

Jacob Oboth Oboth minister omubeezi owebyokwerinda naye bamwogerako nti asaanye yesimbewo, ng’ono yavuganya ku kifo kyomumyuuka wa sipiika mu kalulu akaggwa mu 2021 wabula olukiiko lwa NRM olwa CEC nerumugyamu.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka ag’e 71 – gakulembeddwamu eklesia ya Orthodox e Namungoona
  • Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71
  • Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71
  • Kabaka@71 – Nnaabagereka, abalangira n’abambejja betabye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka
  • Ssaabasajja Kabaka asimbudde emisinde gy’amazaalibwa ge age 71 – asiimye naye naatambula n’abamu ku bantu baasanze nga tebasobola kudduka

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist