• Latest
  • Trending
  • All

Pele Edson Arantes aziikiddwa mu bitiibwa

January 3, 2023
Vipers FC yetisse Uganda Cup – 2022 / 2023

Vipers FC yetisse Uganda Cup – 2022 / 2023

June 3, 2023
Okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo 2023 – Abalamazi bebazizza Katonda olw’okusuusa ekirwadde kya Covid 19 mu nsi

Okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo 2023 – Abalamazi bebazizza Katonda olw’okusuusa ekirwadde kya Covid 19 mu nsi

June 3, 2023
Basangiddwa n’ebinyonyi bi kalooli nga babisibye mu buveera – police ebakutte

Basangiddwa n’ebinyonyi bi kalooli nga babisibye mu buveera – police ebakutte

June 3, 2023
Emyaka 138 egy’Abajulizi ba Uganda

Emyaka 138 egy’Abajulizi ba Uganda

June 3, 2023
Cbs Fm ekwagaliza olunaku lw’abajulizi olulungi

Cbs Fm ekwagaliza olunaku lw’abajulizi olulungi

June 3, 2023
Abazigu banyaze obukadde bwa shs 150 ku mudumu gw’emmundu e Kyotera

Abazigu banyaze obukadde bwa shs 150 ku mudumu gw’emmundu e Kyotera

June 2, 2023
Bataano bafiiridde mu kabenje

Bataano bafiiridde mu kabenje

June 2, 2023
Omuwendo gw’ababaka ba parliament ya Uganda mugukendeeze – Dan Wandera Ogalo

Omuwendo gw’ababaka ba parliament ya Uganda mugukendeeze – Dan Wandera Ogalo

June 2, 2023
Joseph Mukasa Balikuddembe – yayambalagana n’Enswera naagitta

Joseph Mukasa Balikuddembe – yayambalagana n’Enswera naagitta

June 2, 2023
Donozio Ssebuggwawo Wasswa – omujulizi eyalina eddoboozi ery’eggono

Donozio Ssebuggwawo Wasswa – omujulizi eyalina eddoboozi ery’eggono

June 2, 2023
Kooti eragidde kampuni eziika abafudde – okuliwa obukadde bwa shs 261 olw’emmotoka yaayo eyakoona omuntu

Kooti eragidde kampuni eziika abafudde – okuliwa obukadde bwa shs 261 olw’emmotoka yaayo eyakoona omuntu

June 2, 2023
Katikkiro Mayiga akyaddeko mu kitongole ki Bill and Melinda Gates Foundation

Katikkiro Mayiga akyaddeko mu kitongole ki Bill and Melinda Gates Foundation

June 2, 2023
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Sports

Pele Edson Arantes aziikiddwa mu bitiibwa

by Namubiru Juliet
January 3, 2023
in Sports
0 0
0
0
SHARES
13
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Eyali nakinku w’ensi yonna mu kucanga endiba, Edson Arantes Do Nascimento abangi gwe bamanyi nga Pele, agalamiziddwa munju ye ey’olubeerera mu kibuga Santos ekya Brazil mu limbo gye yalaama okuzikibwamu eya Memorial Necropole Ecumenica cemetery ku mwaliriro ogw’omwenda.

Pele nga tanaba kuziikibwa, asoose kwetoloozebwa ekibuga Santos,  era abantu bangi babadde bakwatiridde ku mabbali g’enguudo, abalala balinnye ku bizimbe waggulu wakati mu kwazirana n’ebiwoobe.

Abakungubazi ababadde bakwatiridde ku nguudo babadde bayimba ennyimba ezimususuuta, ate abalala babadde bambadde emijoozi egiriko erinnya lye ne number 10 gye yayambalanga.

Pele olunaku lw’eggulo yasoose kutwalibwa mu kisaawe kya Urbano Caldeira stadium mu kibuga Sao Paulo abakungubazi gye bamukubiddeko eriiso evvanyuma.

Pele era atuusiddwako mu maka ga maamawe Celeste Arantes eyawezeza emyaka 100 mu November omwaka oguwedde.

Pele yafiiridde ku myaka 82 mu ddwaliro lya Albert Einstein Hospital mu kibuga Sao Paulo, oluvanyuma lw’ekiseera ng’atawanyizibwa obulwadde bwa kkookoolo.

Pele yayingira  mu byafaayo mu 1958 bwe yawangula ekikopo kya World Cup ku myaka 17 gyokka, nga Brazil ekuba Sweden era mu mipiira ogwo Pele yateebamu goolo 2.

 Pele era ye muzannyi yekka ekyawangudde ekikopo kya World Cup emirundi 3 mu 1958, 1962 ne 1970, era nga yakyasinze okuteebera Brazil goolo ennyingi ziri 77 mu mipiira 92.

 Pele yanyuka okuzannya omupiira mu 1977 mu club ya New York Cosmos.

Yazannya emipiira 1363 n’ateeba goolo 1281.

Bisakiddwa: Issah Kimbugwe

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Vipers FC yetisse Uganda Cup – 2022 / 2023
  • Okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo 2023 – Abalamazi bebazizza Katonda olw’okusuusa ekirwadde kya Covid 19 mu nsi
  • Basangiddwa n’ebinyonyi bi kalooli nga babisibye mu buveera – police ebakutte
  • Emyaka 138 egy’Abajulizi ba Uganda
  • Cbs Fm ekwagaliza olunaku lw’abajulizi olulungi

Recent Comments

No comments to show.

News sectioning

Plugin Install : Widget Tab Post needs JNews - View Counter to be installed
  • Trending
  • Comments
  • Latest

Abasimattuse akabenje nebagwa mu njuki – abadduukirize tebabalabako

May 5, 2023
Konnrad Adenuer Foundation bakyaliddeko Katikkiro Mayiga

Konnrad Adenuer Foundation bakyaliddeko Katikkiro Mayiga

May 5, 2023
Kooti esazizaamu omusango gw’okulima enjaga n’amayirungi mu Uganda

Kooti esazizaamu omusango gw’okulima enjaga n’amayirungi mu Uganda

May 5, 2023
Konnrad Adenuer Foundation bakyaliddeko Katikkiro Mayiga

Police erabudde abateekateeka okwekalakaasa – etegese basajja baayo okubaɳaanga

May 5, 2023
Emmotoka etomedde abaana b’essomero – 3 bafiiriddewo

Emmotoka etomedde abaana b’essomero – 3 bafiiriddewo

April 4, 2023

The co-founder of Quality Chemicals dies.

0

Uganda, TOTAL Agree on Pipeline Project.

0

South Sudan reopens schools after 6-month lockdown.

0

President Yoweri Museveni is in Tanzania to sign an implementation agreement for the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) project.

0

NUP Coordinator Accuses Police Of Torture

0
Vipers FC yetisse Uganda Cup – 2022 / 2023

Vipers FC yetisse Uganda Cup – 2022 / 2023

June 3, 2023
Okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo 2023 – Abalamazi bebazizza Katonda olw’okusuusa ekirwadde kya Covid 19 mu nsi

Okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo 2023 – Abalamazi bebazizza Katonda olw’okusuusa ekirwadde kya Covid 19 mu nsi

June 3, 2023
Basangiddwa n’ebinyonyi bi kalooli nga babisibye mu buveera – police ebakutte

Basangiddwa n’ebinyonyi bi kalooli nga babisibye mu buveera – police ebakutte

June 3, 2023
Emyaka 138 egy’Abajulizi ba Uganda

Emyaka 138 egy’Abajulizi ba Uganda

June 3, 2023
Cbs Fm ekwagaliza olunaku lw’abajulizi olulungi

Cbs Fm ekwagaliza olunaku lw’abajulizi olulungi

June 3, 2023
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist