• Latest
  • Trending
  • All
Omulangira Nakibinge agabudde abasaalidde idd e Kibuli – omubaka wa America mu Uganda Natalie Brown abaddeyo

Omulangira Nakibinge agabudde abasaalidde idd e Kibuli – omubaka wa America mu Uganda Natalie Brown abaddeyo

May 4, 2022
Ssaabasajja Kabaka asiimye omugenzi Ssaabasumba Lwanga – omusika we alagiddwa

Ssaabasajja Kabaka asiimye omugenzi Ssaabasumba Lwanga – omusika we alagiddwa

February 4, 2023
Okukulakulanya obutaka bw’ebika by’abaganda gwe mulamwa

Okukulakulanya obutaka bw’ebika by’abaganda gwe mulamwa

February 4, 2023
Atemyetemye ab’oluganda lwe n’abatta – naye attiddwa

Abaana babiri bafuuse bisiriiza – enju ekutte omuliro

February 4, 2023
Ekijjulo ky’abakozi ba CBS

Ekijjulo ky’abakozi ba CBS

February 3, 2023
Abawanguzi b’entanda ya Buganda bakwasiddwa ebirabo  byabwe

Abawanguzi b’entanda ya Buganda bakwasiddwa ebirabo byabwe

February 3, 2023
Balumbye banka y’abegassi babbye emmundu 2 n’ensimbi enkalu

Emmundu ezibiddwa ku bank y’obwegassi zizuuliddwa – abakuumi bakwatiddwa

February 3, 2023
Minister atangaazizza ku by’okuwera ebifaananyi ku kisaawe Entebbe

Minister atangaazizza ku by’okuwera ebifaananyi ku kisaawe Entebbe

February 3, 2023
Aba NUP betulina bavunaanibwa buyeekera – Government

Aba NUP betulina bavunaanibwa buyeekera – Government

February 3, 2023
Balumbye banka y’abegassi babbye emmundu 2 n’ensimbi enkalu

Balumbye banka y’abegassi babbye emmundu 2 n’ensimbi enkalu

February 3, 2023
Police ekutte omukyala agambibwa okweyita owa UPDF n’atulugunya abavubi

Police ekutte omukyala agambibwa okweyita owa UPDF n’atulugunya abavubi

February 3, 2023
Omuliro gusanyizaawo ebintu mu kibuga Mityana

Omuliro gusanyizaawo ebintu mu kibuga Mityana

February 3, 2023
SouthSudan enguudo bazoozezza – balindirira paapa

SouthSudan enguudo bazoozezza – balindirira paapa

February 2, 2023
  • official email
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Omulangira Nakibinge agabudde abasaalidde idd e Kibuli – omubaka wa America mu Uganda Natalie Brown abaddeyo

by Namubiru Juliet
May 4, 2022
in Amawulire
0 0
0
Omulangira Nakibinge agabudde abasaalidde idd e Kibuli – omubaka wa America mu Uganda Natalie Brown abaddeyo
0
SHARES
216
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Supreme Mufti Muhammad Galabuzi ali wakati ng’abuuza ku baddu ba allah oluvanyuma lw’okusaala idd e Kibuli

Okusaala Idd  ku muzikiti e Kibuli kukulembeddwamu  Sheikh Yasin Kiweewa era yakulembedde ne kuttubba.

Akubirizza abasiramu okukulembeza empisa mu kiseera kino ekiddako nga bwe babadde mu Ramadhan.

Obubaka bwa Ssabasajja Kabaka obwagaliza abaddu ba Allah idd ennungi, busomeddwa  omumyuka asooka owa Katikkiro Owek Dr Al Hajji Twaha Kawaase Kigongo, mu kusaala Idd El Fitil ku muzikiti e Kibuli.

Jjajja wóbusiramu Omulangira Dr Kassim Nakibinge Kakungulu asabye government  okukola ekisoboka mu bwangu okukendeeza ku miwendo gyébintu egyekanamye.

Omulangira Kassim Nakibinge ng’ayaniriza omubaka wa America mu Uganda Natalie Brown ku kijjulo

Omulangira Nakibinge awadde eby’okulabirako ebiyinza okukolebwa, nga okukendeeza ku misolo egibinikibwa ku bintu bino ate nókukendeza ensasaanya ku bintu ebitazimba ggwanga.

Wabula ssabaminister wa Uganda Robina Nabbanja  asaalidde ku muzikiti gwa Old Kampala, naagamba nti government sinneetegefu kukendeeza misolo, wabula tegenda kujirinnyisa mu mbalirira y’omwaka gw’ebyensimbi ogujja.

Supreme mufuti wa Uganda Sheikh Muhammad Shaban Galabuzi, asabye abasiramu okuwagira ennyo office ya supreme mufti, naddala mu kiseera kino ng’efunvubidde okutuusa obuweereza eri abasiraamu mu Uganda yonna n’okwongera ku maali y’obusiramu.

Asooka ku kkono ye Owek. Twaha Kawaase omumyuka asooka owa Katikkiro wa Buganda, Owek.Ahmed Lwasa amyuka omukubiriza w’olukiiko lwa Buganda, ne ssalongo Erias Lukwago lord mayor wa Kampala

Okusaala kuno kwetabidwako Owek Hamis Kakomo minister omubeezi ow’obulimi mu Buganda,Owek Mariam Mayanja Nkalubo minister w’ettaka,obulimi n’obutonde bwensi,  n’abalala bangi.

Okusaala bwekuwedde, jajja w’obusiraamu mu Uganda Omulangira Kassim Nakibinge n’agabula abasiraamu ekijjulo mu maka ge e Kibuli, nga bwebasanyusibwa abakubi b’amataali.

Munnamawulire wa CBS Issah Kimbugwe (oyo atalina ntalabuusi)

Bisakiddwa: Issah Kimbugwe

Ebifaananyi: Musa Kirumira

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka asiimye omugenzi Ssaabasumba Lwanga – omusika we alagiddwa
  • Okukulakulanya obutaka bw’ebika by’abaganda gwe mulamwa
  • Abaana babiri bafuuse bisiriiza – enju ekutte omuliro
  • Ekijjulo ky’abakozi ba CBS
  • Abawanguzi b’entanda ya Buganda bakwasiddwa ebirabo byabwe

Recent Comments

No comments to show.

News sectioning

Plugin Install : Widget Tab Post needs JNews - View Counter to be installed
  • Trending
  • Comments
  • Latest
Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

July 25, 2022
KCCA efulumizza enteekateeka y’okukola enguudo 37 mu kibuga Kampala

KCCA efulumizza enteekateeka y’okukola enguudo 37 mu kibuga Kampala

December 29, 2022
Eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya ligaddwa

Eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya ligaddwa

December 23, 2022
Ayise omusawuzi akwate abamubbira ente – batabani be 2 bafudde

Ayise omusawuzi akwate abamubbira ente – batabani be 2 bafudde

January 31, 2023
Agambibwa okuba omulalu asangiddwa némmundu 2

Agambibwa okuba omulalu asangiddwa némmundu 2

January 20, 2023

The co-founder of Quality Chemicals dies.

0

Uganda, TOTAL Agree on Pipeline Project.

0

South Sudan reopens schools after 6-month lockdown.

0

President Yoweri Museveni is in Tanzania to sign an implementation agreement for the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) project.

0

NUP Coordinator Accuses Police Of Torture

0
Ssaabasajja Kabaka asiimye omugenzi Ssaabasumba Lwanga – omusika we alagiddwa

Ssaabasajja Kabaka asiimye omugenzi Ssaabasumba Lwanga – omusika we alagiddwa

February 4, 2023
Okukulakulanya obutaka bw’ebika by’abaganda gwe mulamwa

Okukulakulanya obutaka bw’ebika by’abaganda gwe mulamwa

February 4, 2023
Atemyetemye ab’oluganda lwe n’abatta – naye attiddwa

Abaana babiri bafuuse bisiriiza – enju ekutte omuliro

February 4, 2023
Ekijjulo ky’abakozi ba CBS

Ekijjulo ky’abakozi ba CBS

February 3, 2023
Abawanguzi b’entanda ya Buganda bakwasiddwa ebirabo  byabwe

Abawanguzi b’entanda ya Buganda bakwasiddwa ebirabo byabwe

February 3, 2023
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist