• Latest
  • Trending
  • All
Okukuza olunaku lw’abazira olwa 2026 – Government egenda kugula ettaka ly’eyali governor wa bank enkulu Prof.Mutebire ezimbeko ekkaddiyirizo ly’abazira ba Uganda

Okukuza olunaku lw’abazira olwa 2026 – Government egenda kugula ettaka ly’eyali governor wa bank enkulu Prof.Mutebire ezimbeko ekkaddiyirizo ly’abazira ba Uganda

June 9, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Okukuza olunaku lw’abazira olwa 2026 – Government egenda kugula ettaka ly’eyali governor wa bank enkulu Prof.Mutebire ezimbeko ekkaddiyirizo ly’abazira ba Uganda

by Namubiru Juliet
June 9, 2026
in Opinions
0 0
0
Okukuza olunaku lw’abazira olwa 2026 – Government egenda kugula ettaka ly’eyali governor wa bank enkulu Prof.Mutebire ezimbeko ekkaddiyirizo ly’abazira ba Uganda
0
SHARES
29
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

President wa Uganda Gen.Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, akakasizza nti government egenda kugula ettaka lya yiika 60 mu bitundu bye Migadde mu Wakiso, ezimbeko ekkadiyirizo ly’abazira abayambako okuleeta NRA/NRM mu buyinza mu mwaka gwa 1986 kati emyaka 40 ejiyise.

President Museveni abadde mu maka g’obwa president e Nakasero, ku bikujjuko by’okukuza olunaku lw’abazira olw’omwaka 2026, olumanyiddwa nga Hero’s Day olukuzibwa buli nga 09 June.

 

Olw’omwaka guno 2026 lukwatiddwa mu nkola eya science nga lwetabiddwako abantu 25 bokka, okubadde bannadiini, ba minister abakwatibwako ensonga, Sipiika wa Parliament, nabakulira ebitongole by’ebyokwerinda.

Minister avunanyizibwa ku nsonga zaakanyigo k’e Luweero, Alice Kaboyo, yayanjulidde president naamutegeeza nti ettaka lyeyamulagira okunoonya kwebanateeka ekkandiyirizo ly’ebikwata ku lutalo lwe Luwero olwaleeta government ye mu buyinza yalifunye ate nga liri kumpi n’ekibuga Kampala.

Minister Alice Kaboyo, ategezezza nti yamaze okukaanya ne nnamwandu weeyaliko governor wa bank ya Uganda enkulu, Prof Emmanuel Mutebire, okubaguza ettaka lyabwe.m erisangibwa e Migadde eriwezaako obugazi bwa yiika 60.

President Museveni kino kimusanyudde era nategeeza nti government yakusasula ettaka eryo bateekeko ekijjukizo kyabazirwanako eky’amaanyi, nekaddiyirizo lyeebyo ebyaliwo mu lutalo olwaleeta NRA/NRM mu buyinza.

President era akakasizza nti basobodde okutuukiriza ebiruubirirwa byonna byebaalina mu kiseera nga batandika okulwanirira enkyukakyuka mu Uganda.

Agambye nti byebaali bataddeko essira okuli ekirooto eky’okuzaawo obutebenkevu neemirembe, ebyenjigiriza, ebyobulamu ebirungi, ebyokwerinda, ebyenfuna, amakubo nebizimbe, nebirala ebyali bidobonkanye babikoze.

President Museveni era agambye nti wakudamu okulondoola ensimbi zeyalagira ziweebwe abalwanyi abamuyambako okuleeta government mu buyinza kuba akooye okuwulira abeemulugunya, so nga  yakafulumya obuwumbi obusoba mu 231 mu nteekateeka eno.

 

Mukusooka ssentebe waabazirwanako, Hajji Ssendugga Ediriisa mu bubaka bwatisse omuyambiwe, Kiggundu Kabandwa, bawakanyizza ekya government okuggyawo enteekateeka y’okujaguza emikolo egyenjawulo okujjako egyediini ng’omuteesiteesi omukulu mu ministry yeebyensimbi bweyalangiridde gyebuvuddeko, ng’emu ku nkola ey’okukendeeza ku nsaasaanya y’ensimbi za government.

 

Omwaka guno ku bikujjuko bya 2026, tewabaddeewo kugaba midaali nga bwekibadde kibeera emyaka egiyise okuva mu 2001, nti ababadde balina okujifuna tebaleteddwa olw’okutya okusaasana kw’ekirwadde kya Ebola ekiri mu ggwanga.

Bisakiddwa: Ddungu Davis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026
  • Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist