• Latest
  • Trending
  • All
Mulago referal hospital lisingisiddwa omusango gw’okuzaalisa omukyala omwana naafa n’omulambo negubula – lyakumuliyirira

Mulago referal hospital lisingisiddwa omusango gw’okuzaalisa omukyala omwana naafa n’omulambo negubula – lyakumuliyirira

February 1, 2024
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

August 13, 2026
CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri –  2027 ne 2028

CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri – 2027 ne 2028

August 13, 2026
Abajjaasi ba UPDF 222 bawummudde obuweereza bw’amaggye

Abajjaasi ba UPDF 222 bawummudde obuweereza bw’amaggye

August 12, 2026

Abantu 4 bafudde oluvannyuma lw’okulya ennyama y’ente egambibwa nti yabadde yafudde bufi

August 12, 2026

Ministry y’ebyenjigiriza n’ekitongole ky’eddembe ly’obuntu bitandise okutuusa obuweereza obwenjawulo ku bantu nga biyita ku mutimbagano

August 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Health

Mulago referal hospital lisingisiddwa omusango gw’okuzaalisa omukyala omwana naafa n’omulambo negubula – lyakumuliyirira

by Namubiru Juliet
February 1, 2024
in Health
0 0
0
Mulago referal hospital lisingisiddwa omusango gw’okuzaalisa omukyala omwana naafa n’omulambo negubula – lyakumuliyirira
0
SHARES
461
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Kkooti Enkulu mu Kampala eragidde eddwaliro lye Mulago okusasula maama obukadde bw’ensimbi 50, oluvannyuma lw’okusingisibwa omusango gw’okulemererwa okumuwa omwana we gweyali azadde.

Omulamuzi Phillip Odoki  yawadde  ekiragiro kino, oluvanyuma lwa  Fatumah Nakayima okuwangula omusango gweyaggula ku ddwaliro ly’e Mulago wamu ne Ssaabawolereza wa government ng’abalanga okubuza omwana we gweyazaalirayo  nga 26 December 2015.

Nakayima ng’ayita mu kitongole ekirwanirira eddembe ly’ebyobulamu ki Center for Health Human Rights and Development – CEHURD yekubira enduulu mu kkooti enkulu,  ng’alumiriza nti nga 25 December 2015,  yagenda mu ddwaliro lya Mulago National Referral Hospital ng’alumwa ebisa by’okuzaala, era enkeera walwo yalongosebwa nagibwamu omwana omulenzi eyali aweza kiro 3.5.

Maama ono agamba nti amangu ddala nga yakazaala, abasawo bamutegeeza nti omwana we yali afudde wabula nga bweyabasaba omulambo ne bamutegeeza nga bwe bwebaali tebasobola kuguzuula.

Mu nsala y’Omulamuzi Phillip Odoki agambye nti ekikolwa ekyakolebwa eddwaliro lye Mulago kyakosa Nakayima obwongo nookutyoboola eddembe lye ery’obulamu.

Ekibiina ki CEHURD kyanirizza ensala ya kkooti era nekisaba government okuteekawo era n’okunyweeza enkola ezikakasa nti abaana abazaalibwa mu ddwaliro naddala erya government nga balondoolwa bulungi.

Bagamba nti omusango guno, wadde nga ssi gwe mulundi ogusoose okufiirwa oba okubulwako abaana mu malwaliro agenjawulo, ensala eno ewa omukisa ekitongole kyebyobulamu mu ggwanga okwebubamu ttoki  n’okussa ssente mu byokwerinda mu malwaliro.

Bisakiddwa: Betty Zziwa

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1
  • Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026
  • Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu
  • Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa
  • Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist