Mmeeya wegombolola ye Lubaga owek Joyce Nabbosa Ssebugwawo asabye gavumenti atandike okusasula basentebe bebyaalo kubanga bebasibukako enkulakulana.Bino Owek. Ssebugwawo abyogeredde kukitebe kyegombolola gyakulembera bwabaddea atongoza enteekateeka ye mwagenda okuyita okunonya obuwagizimubanna Lubaga okulaba nga bamuza muntebeobwammeeya wegombolola eno mukulonda kwa 2021.