Abamu ku bantu abanetaba mu misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka batandise okwegezaamu mu lugendo.
Emisinde gino gyakuddukibwa mu miteeko 3 okuli aba Km 5, 10 ne 21.
Emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka gya Sunday ejja nga 16. 04,2023 mu Lubiri e Mengo.
Gano ge mazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’omulundi ogwe 68.#