• Latest
  • Trending
  • All
Kabaka@70 – abakulembeze b’eddiini batenderezza Ssaabasajja Kabaka Mutebi olw’okukola ebintu eby’omuwendo ebibukala emitima gy’abantu

Kabaka@70 – abakulembeze b’eddiini batenderezza Ssaabasajja Kabaka Mutebi olw’okukola ebintu eby’omuwendo ebibukala emitima gy’abantu

March 19, 2025

Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church

July 31, 2026
Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

July 31, 2026
Auto Draft

Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi

July 30, 2026

President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala

July 30, 2026

Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

July 30, 2026

Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

July 30, 2026
Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

July 29, 2026
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti – Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

July 29, 2026
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

July 29, 2026
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

July 28, 2026
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

July 28, 2026

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu atongozza kaweefube w’okunoonya ebyapa by’ettaka ly’ekanisa lyonna mu bitundu bya Rwenzori

July 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Kabaka@70 – abakulembeze b’eddiini batenderezza Ssaabasajja Kabaka Mutebi olw’okukola ebintu eby’omuwendo ebibukala emitima gy’abantu

by Namubiru Juliet
March 19, 2025
in BUGANDA
0 0
0
Kabaka@70 – abakulembeze b’eddiini batenderezza Ssaabasajja Kabaka Mutebi olw’okukola ebintu eby’omuwendo ebibukala emitima gy’abantu
0
SHARES
137
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli mwaka ng’akuza Amazaalibwaage, akoleramu ebintu eby’omuwendo era eby’amagero ebitava ku mitima gy’abantu , kyokka nga engeri gyabikolamu  nayo esigala yewuunyisiza ddala.

Ng’Obuganda bwetegekera okugyaguza amazaalibwa ag’emyaka 70, abakulembeze b’Enzikiriza ezenjawulo mu ggwanga batendereza nnyo Ssabasajja Kabaka olw’okubeera ekyokulabirako ekirungi eri eggwanga mu kutumbula ebyobulamu ebyenjigiriza, embeera z’abantu n’ebirala bingi.

Ssabalabirizi we Kanisa ya Uganda Dr Steven Samuel Kazimba Mugalu agamba nti Ssabasajja aleze Obwakabaka ne Uganda yonna kubanga enteekateeka ze ziganyula buli muntu ewatali kusosola mu mawanga.

Mu ngeri yeemu Ssabalabirizi Kazimba ateenderezza nnyo Ssabasajja Kabaka okubeera omumuli gw’okukuuma n’okuzaawo Obutondebwensi wamu nookuwaayo ettaka okuzimba amasinzizo .

Super Supreme Mufti wa Uganda Sheikh Muhammad Galabuzi agamba nti emyaka 70 egya Ssabasasajja Kabaka agy’obulamu mikulu nnyo mu byafaayo by’eggwanga Uganda.

Super Supreme Mufti wa Uganda Sheikh Muhammad Galabuzi

Super Supreme Mufti agambye nti Omutanda asimye naakola ebintu eby’amaanyi ebizze bikyusa embeera za bantu.

Omulabirizi we Kanisa ya Seventh day Adventist Pastor Dr Moses Maka Ndimukika yebaziza Katonda olwe myaka 70 gyawadde Ssabasajja era namusabira emyaka emirala bufukunya .

Dr. Moses Maka Ndimukika

Onulabirizi Ndimukika agambye nti Obwakabaka kirabo Katonda kyawa abantu be, okubakumaakuma.

Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere yebazizza Katonda olw’okusuusa Ssaabasajja Kabaka naatuuka ku mazaalibwage ag’emyaka 70 nga mugumu era nga muvumu.

Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere

Ssabasuumba aweze okwongera okumuweereza ebbanga lyonna n’obutamutiiririra.

Omulabirizi wa West Buganda owo Mukaaga alindiridde okuwummula  Henry Katumba Taamale, negyebuli eno akyalojja ekirabo Ssaabasajja kyeyamuwa mu mwaka gwa 2016 bweyali ajaguza emyaka 61, bweyasiima naalabikako eri Obuganda ku Lutikko e Kako nga 28.8.2016.

Agamba nti Omutanda yasiima naagenda ku Kituuti  mu kanisa kweyayogerera, kyagamba nti kyamwewunyisa nnyo era abadde takirabangako.

Omulabirizi wa West Buganda ow’omukaaga Henry Katumba Taamale,

Omujaguza amazaalibwa ga Nnyinimu  age myaka 70, kulimu  ebikujjuko ebyenjawulo okuli `Okuggulawo ekizimbe ku Ssomero lya St Peters Ss Bombo Kalule ,Okudduka emisinde gya Mazaalibwa mu Lubiri e Mengo ,Okuggulawo eddwaliro mu Ssaza Ssingo ,Okukwasa abaami ba Masaza Tracker ezirimu,Okusabira Kabaka mu Mizikiti,Okumusabira no kumusabira mu masinzizo

Bisakiddwa: Nakato Jane ne Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church
  • Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago
  • Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi
  • President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala
  • Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist