• Latest
  • Trending
  • All

Government yafiirwa obuwumbi 12 mu bubbi bw’ebyuma by’eggaali y’omukka

January 30, 2023
Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda

Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda

July 16, 2025
 Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu –  tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025

 Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu – tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025

July 16, 2025
Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC

July 16, 2025
Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa

July 15, 2025

DP ewezezza abantu 68 abagala okuvuganya ku bifo by’ababaka ba parliament – abakulira eby’okulonda mu DP bagamba omuwendo gukyali mutono

July 15, 2025
Vipers FC yeddiza omuwuwuttanyi Abdul Karim Watambala – Simba eya Tanzania ebadde emwegwanyiza

Vipers FC yeddiza omuwuwuttanyi Abdul Karim Watambala – Simba eya Tanzania ebadde emwegwanyiza

July 15, 2025
Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe MEERU Building e Masaka – kizimbiddwa  Buddu CBS PEWOSA Sacco

Katikkiro Mayiga agguddewo ekizimbe MEERU Building e Masaka – kizimbiddwa Buddu CBS PEWOSA Sacco

July 15, 2025
Enteekateeka z’okuziika Omulamuzi Prof.George W. Kanyeihamba zaakulindamu

Enteekateeka z’okuziika Omulamuzi Prof.George W. Kanyeihamba zaakulindamu

July 15, 2025
Government ya Uganda efulumizza trillion 17 okuddukanya emirimu gyayo mu kitundu ekisooka  eky’omwaka gw’ensimbi 2025/2026

Government ya Uganda efulumizza trillion 17 okuddukanya emirimu gyayo mu kitundu ekisooka eky’omwaka gw’ensimbi 2025/2026

July 15, 2025
Gomba eronze Simon Gita ng’omutendesi wa ttiimu y’essaza ow’ekiseera – oluvannyuma lwa Simon Ddungu okusuulawo omulimu

Gomba eronze Simon Gita ng’omutendesi wa ttiimu y’essaza ow’ekiseera – oluvannyuma lwa Simon Ddungu okusuulawo omulimu

July 15, 2025
President Museveni agguddewo mu butongole akatale k’e Busega – abaganyuddwa mu nkola ya PDM mu Kampala aboongedde ensimbi

President Museveni agguddewo mu butongole akatale k’e Busega – abaganyuddwa mu nkola ya PDM mu Kampala aboongedde ensimbi

July 14, 2025
President Museveni agguddewo mu butongole akatale k’e Busega – abaganyuddwa mu nkola ya PDM mu Kampala aboongedde ensimbi

NIRA etandise okufulumya endagamuntu z’abantu ezaali zaggwako – emitwalo 10 zezaakafuluma

July 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Government yafiirwa obuwumbi 12 mu bubbi bw’ebyuma by’eggaali y’omukka

by Namubiru Juliet
January 30, 2023
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
49
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ebyuma by’oluguudo lw’eggaali y’omukka ebibalirirwamu obuwumbi 13 n’obukadde 490 byebyabbibwa mu mwaka gwebyensimbi 2021/2022.

Ebyuma ebyabbibwa biri 2,696, era nga kampuni ezisaanuusa ebyuma bya steel kigambibwa zezaabyekomya.

Bino  bifulumidde mu alipoota envanyuma ekoleddwa ssabalondoozi w’ebitabo bya government John Muwanga eyomwaka 2021/2022.

Ssaabalondozi wa government agamba nti waliwo kampuni bbiri ezaawawabirwa mu kkooti olw’okubba ebyuma ebyo, wabula ekyennaku ate ekitongole ekivunabyizibwa ku ggaali y’omukka kyateeseganya nazo wabweru wa kkooti,   neziriwa obukadde 735 bwokka ku buwumbi 13 obubalirirwa mu byuma ebyo.

Mu mbeera yeemu ,ssabalondoozi webitabbo bya gavument akizudde nti my myezi 4 gyokka  wakati wa August ne December omwaka 2022, tower za line zamasanyalaze eziwerera ddala 255 zezaayonenebwa abatamanya ngamba,ababbako ebyuma nebagiguza kampuni ezisaanuusa ebyuma.

Alipoota eno enyonyodde nti olwomuze gwokwonoona line,tower nebikondo byamasanyalaze ogweyongedde  mu myaka 2 egiyise , ekitongole ekitambuza amasanyalaze ki Uganda Electricity Transmission company limited,kyakusaasaanya obuwumbi 16 okuzaawo ebikondo ne line zamasantaze ebize byonoonebwa

Alipoota eno ejjidde mu kiseera nga government okuyita mu bitongole byebyokwerinda eyagala amaggye gegaba gakuuma line z’amasanyalaze naddala ezitwala amasanyalaze agamaanyi ,okwanganga abonoona ebyuma ebyo.

Mu ngeri yeemu abantu abanaasangibwanga n’ebyuma bya government mu bumenyi bw’amateeka bakuggulwangako emisango gya butujju.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Parliament etandise okunoonyereza ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu Obwakabaka bwa Buganda bwegubanja Government ya Uganda
  •  Omutendesi wa Ssingo Hamuza Lutalo asuddewo omulimu – tenawangulayo mupiira mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2025
  • Abdallah Mubiru aweereddwa endagaano ya myaka 2 ng’atendeka Gaddafi FC
  • Eyali omubaka Mubaraka Munyagwa atongozza Common Man’s party – akakiiko k’ebyokulonda tekanakiwandiisa
  • DP ewezezza abantu 68 abagala okuvuganya ku bifo by’ababaka ba parliament – abakulira eby’okulonda mu DP bagamba omuwendo gukyali mutono

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist