• Latest
  • Trending
  • All
Government ereese omusolo gwa bitundu 5% ku ttaka eritundibwa mu bibuga – eggyewo VAT ku bikozesebwa mu bulimi n’emmotoka ezitambulira ku masannyalaze

Government ereese omusolo gwa bitundu 5% ku ttaka eritundibwa mu bibuga – eggyewo VAT ku bikozesebwa mu bulimi n’emmotoka ezitambulira ku masannyalaze

April 2, 2024

NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo

August 18, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Business

Government ereese omusolo gwa bitundu 5% ku ttaka eritundibwa mu bibuga – eggyewo VAT ku bikozesebwa mu bulimi n’emmotoka ezitambulira ku masannyalaze

by Namubiru Juliet
April 2, 2024
in Business
0 0
0
Government ereese omusolo gwa bitundu 5% ku ttaka eritundibwa mu bibuga – eggyewo VAT ku bikozesebwa mu bulimi n’emmotoka ezitambulira ku masannyalaze
0
SHARES
125
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Government eyagala kuteekawo omusolo gwa bitundu 5% ku nsimbi eziva mu kutunda ettaka mu bibuga ne munisipaali okwetoloola eggwanga lyonna.

Omusolo guno gussiddwa mu nnoongosereza government zeyagala zikolebwe mu tteeka lya income tax ezomwaka  guno 2024 ,zeyayanjulidde parliament.

Ennongoosereza mu Omusolo ogwa income tax ,government gwesoloooza ku nsimbi omuntu zabeera ayingizza, era gegamu ku mabago gamateeka government mwesuubira okufuna ensimbi eziwanirira embalirira y’eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi 2024/2025 eya trillion 58 nobuwumbi 340.

Mu nnongosereza zino, governmrnt  eyagala buli muntu atunda eby’obugagga okuli ettaka erisangibwa mu bibuga by’eggwanga byonna saako munisipaali,asoloozebweko ebitundu 5% ku muwendo gwensimbi zaaba atunze mu ttaka eryo..

Okugeza ,singa omuntu atunda ettaka e Kololo mu kibuga Kampala lya buwumbi 2, gavument yakumusolozaako omusolo gwa bukadde 40 nga by’ebitundu 5% ku buwumbi obubiri.

Mu mbeera yeemu ,government eyagala okusolooza omusolo gwegumu ogwebitundu 5% ku muntu abeera atunze ennyumba ez’obupangisa.

Omuntu okutunda emigabo mu kampuni, era  naye wakumusoolozaako omusolo gwa bitundu 5%

 Okusinziira ku nnongosereza zino ezigenda okutandika okwekenneenyezebwa parliament ,omuntu atunze ettaka ,ennyumba ezobupangisa oba atunze emigabo mu kampuni y’obwannanyini ,wakubeeranga nennaku 15 okutwala omusolo ogwo ogw’ebitundu 5% eri ekitongole ki Uganda Revenue Authority.

Singa ebbanga eryo liyitawo eryennaku 15 nga omusolo ogwo tegusasuddwa eri URA,  buli mwezi ensimbi ezo zakweyongeramu ebitundu 2%.

Mu mbeera yeemu, government eyagala okuggyawo omusolo gwa Value Added Tax ku mmotoka zamasanyalaze ezikolebwa wano mu Uganda  saako ebikozesebwa mu bulimi nobulunzi okuli enkumbi ,ebigimusa ensigo nebirala.

Esigiri ezitakosa butonde bwansi nazo government eyagala omusolo gwa VAT guziggyibeeko okumala ebbanga lya myaka 4.

Emyaka gino 4 gitandika okuva ng’ennaku zomwezi 1 July, 2024 okutuuka nga 30 June, 2028.

Ennongosereza zino mu misolo, akakiiko ka parliament akalondoola eby’ensimbi,kekagenda  okutandika okuzekeneenya.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo
  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist