• Latest
  • Trending
  • All

Empiso eziweweeza akawuka ka siriimu zisuubirwa okutandika okukozesebwa mu Uganda mu February 2025

August 8, 2024
Katikkiro Mayiga atandise okulambula abantu ba Kabaka abali mu Ankole – asoose kulambula bayizi ba Nkobazambogo ku Mbarara University of Science and Technology

Katikkiro Mayiga atandise okulambula abantu ba Kabaka abali mu Ankole – asoose kulambula bayizi ba Nkobazambogo ku Mbarara University of Science and Technology

April 15, 2026
Olutuula lwa kooti olwokubiri okuwulira emisango gy’okutta abaana e Ggaba egivunaanibwa Okello Onyum luwedde mu ngeri yakusoberwa – babiri bawadde obujulizi ku byaliwo

Olutuula lwa kooti olwokubiri okuwulira emisango gy’okutta abaana e Ggaba egivunaanibwa Okello Onyum luwedde mu ngeri yakusoberwa – babiri bawadde obujulizi ku byaliwo

April 15, 2026

Government egumizza bannauganda nti ebbula ly’amafuta lyakaseera – ekizibu ekitadde ku kampuni z’amafuta zerumiriza okutunda amafuta ga Uganda e Kenya

April 15, 2026
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

April 15, 2026

St Mary’s Kitende be bannantameggwa b’empaka eza masomero ga Senior mu Wakiso district

April 14, 2026
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

President Museveni alabudde ababaka ba parliament abaggya abanenyigira mu nguzi wakubakwasa n’omukono ogw’ekyuma – abasuubizza buli omu obukadde bwa shs 100 okwekubako enfuufu

April 14, 2026
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Kyazanga – lukululana ebasaabadde

Abantu 2 bafiiridde mu kabenje akagudde e Busega mu Kampala – Sinotruck ebasaabadde

April 14, 2026
Ebintu byaffe eby’obuwangwa tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop Silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona

Ebintu byaffe eby’obuwangwa tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop Silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona

April 14, 2026
Ebintu byaffe eby’obuwangwa tebirina kuyitibwa bya sitaani – bishop Silvester Kisitu mu kukuza amazaalibwa ga Kabaka age 71 ku eklesia e Namungoona

Okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka ag’e 71 – gakulembeddwamu eklesia ya Orthodox e Namungoona

April 13, 2026
Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71

Yogaayoga nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka omuti ogubala ensimbi n’ebikomo – okutuuka ku mazaalibwa go ag’emyaka 71

April 14, 2026

Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeyanzizza Ssabasajja Kabaka olw’okutumbula eby’obulamu mu Uganda – Kabaka@71

April 12, 2026

Kabaka@71 – Nnaabagereka, abalangira n’abambejja betabye ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka

April 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Health

Empiso eziweweeza akawuka ka siriimu zisuubirwa okutandika okukozesebwa mu Uganda mu February 2025

by Namubiru Juliet
August 8, 2024
in Health, Uncategorized
0 0
0
0
SHARES
173
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Akakiiko k’eggwanga akalwanyisa okusaasaana kw’akawuka ka mukenenya mu ggwanga ka  Uganda Aids Commisson kategeezezza nti omwezi gwa Feruary 2025, bannauganda abalina akawuka ka mukennenya bakutandika okuweebwa obujanjabi bw’eddagala erikubibwa mu mpiso, mu kifo ky’okubeera ku mpeke zokka ezibadde zibaweebwa.
Empiso eno eyitibwa  LA -Cabotegravir yamaze dda okwekebeggyebwa ekitongole ky’eby’eddagala mu ggwanga ekya Uganda National Drug Authority, ekubibwa omuntu alina obulwadde bwa siriimu buli luvannyuma lwa myezi ebiri, okuweweeza ku kawuka.
 Doozi 35,000 zezisuubirwa okuleetebwa mu Uganda omwezi gwa February 2025 wegunaatuukira.
Avunanyizibwa ku kubunyisa  ebikwata ku mukenenya mu Uganda Aids commission Dr. Vincent Bagambe, agambye nti waliwo n’empiso endala  eweweeza akawuka ka siriimu, ekubibwa buli luvannyuma lwa myezi 6 eyitibwa Lenacapavir, nayo balindiridde kitongole kya NDA okugyekebejja era bagitongoze, olwo eryoke etandike okukozesebwa mu Uganda.
Agambye nti nga bakozesa technology omuggya ow’okumanya ekiseera ekituufu omuntu kyeyakamala ne siriimu, bangi basobodde okuyambibwa nebaweebwa eddagala nga bukyali.
Abakungu ba Uganda Aids commission nga bakulembeddwamu  Ruth Ssennyonyi, ssentebe w’ekitongole kino, babadde mu kakiiko ka parliament akalondoola enteekateeka z’okulwanyisa mukenenya n’endwadde enkambwe mu Uganda, nebategeeza nti bingi ebyongedde okunoonyerezebwako ebisuubirwa okwongera okukendeeza okusaasaana kwa siriimu, wabula bitambula kasoobo olw’obutaba na nsimbi zimala.
Dr Stephen Watiti, memba ku lukiiko lwa Uganda Aids commission ategeezezza nti government ya Uganda esaanye eteeke ensimbi eziwera mu kaweefube w’okulwanyisa akawuka, nti kubanga ensimbi zebakozesa mu kiseera kino zisiinga kuva mu bagabi b’obuyambi, naddala okusomesa abavubuka enkozesa n’emigaso gy’okukozesa obupiira, ng’emu ku nkola ezokutaangira okusaasaana kw’akawuka ka mukenenya.
Dr Watiti agambye nti embeera eno ereetawo okusoomozebwa mu kitongole kya Uganda Aids Commission kubanga kibeera kizibu okuteekerateekera enkola eno, kubanga ebiseera ebisinga babeera tebamanyi bagabirizi b’obuyambi ensimbi zebabeera banaabawa, okusomesa n’okuwa bannansi obupiira bukalimpitawa, okwekebeza n’okutangira akawuka okwengeri zonna.
Ssentebe w’akakiiko ka parliament akavunaanyizibwa ku nsonga za mukenenya Kisa Stephen agambye nti  ensonga eno esaanye okussibwa ku mwanjo, era n’ategeeza nti bagenda kutuukirira ministry y’ebyensimbi, ey’ebyobulamu n’abalala basisinkane omukulembeze w’eggwanga basalire wamu amagezi.
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Katikkiro Mayiga atandise okulambula abantu ba Kabaka abali mu Ankole – asoose kulambula bayizi ba Nkobazambogo ku Mbarara University of Science and Technology
  • Olutuula lwa kooti olwokubiri okuwulira emisango gy’okutta abaana e Ggaba egivunaanibwa Okello Onyum luwedde mu ngeri yakusoberwa – babiri bawadde obujulizi ku byaliwo
  • Government egumizza bannauganda nti ebbula ly’amafuta lyakaseera – ekizibu ekitadde ku kampuni z’amafuta zerumiriza okutunda amafuta ga Uganda e Kenya
  • Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027
  • St Mary’s Kitende be bannantameggwa b’empaka eza masomero ga Senior mu Wakiso district

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist