• Latest
  • Trending
  • All
Empaka z’ebika bya Baganda, e Mamba Namakaka ne Mbogo batandise bubi mu kibinja kya ttiimu 32

Empaka z’ebika bya Baganda, e Mamba Namakaka ne Mbogo batandise bubi mu kibinja kya ttiimu 32

May 13, 2025
Omuteesiteesi omukulu mu by’ensimbi Ramathan Ggoobi awadde bannauganda bettanire eby’obulimi n’obulambuzi – benogere ku nsimbi ezaayisiddwa mu mbalirira y’eggwanga 2025/2026

Omuteesiteesi omukulu mu by’ensimbi Ramathan Ggoobi awadde bannauganda bettanire eby’obulimi n’obulambuzi – benogere ku nsimbi ezaayisiddwa mu mbalirira y’eggwanga 2025/2026

June 19, 2025
Ssaabasumba Paul Ssemogerere atongozza ebijaguzo eby’emyaka 100 egya eklezia Lutikko eye Lubaga

Ssaabasumba Paul Ssemogerere atongozza ebijaguzo eby’emyaka 100 egya eklezia Lutikko eye Lubaga

June 19, 2025
Mu ppuloggulaamu Kkiriza oba Ggaana ku 89.2 – Omuteesiteesi omukulu Ramathan Ggoobi wakunnyonyola embalirira y’eggwanga 2025/2026 kyetegeeza eri ekitundu kyo

Mu ppuloggulaamu Kkiriza oba Ggaana ku 89.2 – Omuteesiteesi omukulu Ramathan Ggoobi wakunnyonyola embalirira y’eggwanga 2025/2026 kyetegeeza eri ekitundu kyo

June 19, 2025
Government ya Uganda esazeewo okuyita mu mawanga ag’omuliraano ne Iran ne Israel – okununula bannauganda abakoseddwa olutalo oluli mu mawanga ago

Government ya Uganda esazeewo okuyita mu mawanga ag’omuliraano ne Iran ne Israel – okununula bannauganda abakoseddwa olutalo oluli mu mawanga ago

June 18, 2025
Mu mwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake – abavubuka baweereddwa enkizo okusomesebwa ku nkozesa y’ettaka n’obwegassi

Mu mwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake – abavubuka baweereddwa enkizo okusomesebwa ku nkozesa y’ettaka n’obwegassi

June 18, 2025
Mu Nnamutaayiika wa Buganda ow’okukulaakulanya eby’emizannyo – mulimu okuziimba ebisaawe mu masaza gonna 18 n’okukyusa ttiimu z’amasaza zifuuke Clubs

Mu Nnamutaayiika wa Buganda ow’okukulaakulanya eby’emizannyo – mulimu okuziimba ebisaawe mu masaza gonna 18 n’okukyusa ttiimu z’amasaza zifuuke Clubs

June 18, 2025
President Museveni amalirizza okulambula ebbendobendo lye Mpigi – ayisizza ekiragiro ku babba emmwanyi n’ente sibaakuweebwa kakalu

President Museveni amalirizza okulambula ebbendobendo lye Mpigi – ayisizza ekiragiro ku babba emmwanyi n’ente sibaakuweebwa kakalu

June 18, 2025
Abavubuka abalina byemuyiiyizza mubiwandiise mu miniatry ya Technology mufunemu – Col.Edith Nakalema

Abavubuka abalina byemuyiiyizza mubiwandiise mu miniatry ya Technology mufunemu – Col.Edith Nakalema

June 18, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omukuumi akubye bakozi banne amasasi 2 naabatta e Mbuya – naye attiddwa

June 18, 2025
Empaka z’Amasaza ga Buganda 2025 zitongozeddwa – Katikkiro Mayiga akaatirizza ensonga y’empisa mu mupiira

Empaka z’Amasaza ga Buganda 2025 zitongozeddwa – Katikkiro Mayiga akaatirizza ensonga y’empisa mu mupiira

June 18, 2025
FUFA eronze abatendesi ba Uganda Cranes abalala – yetegekera empaka za CHAN 2025

FUFA eronze abatendesi ba Uganda Cranes abalala – yetegekera empaka za CHAN 2025

June 18, 2025
UHPAB ekitongole ekiggya ekigezesa abasawo kitandise okugezesa abayizi baakyo abasoose

UHPAB ekitongole ekiggya ekigezesa abasawo kitandise okugezesa abayizi baakyo abasoose

June 18, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Sports

Empaka z’ebika bya Baganda, e Mamba Namakaka ne Mbogo batandise bubi mu kibinja kya ttiimu 32

by Namubiru Juliet
May 13, 2025
in Sports
0 0
0
Empaka z’ebika bya Baganda, e Mamba Namakaka ne Mbogo batandise bubi mu kibinja kya ttiimu 32
0
SHARES
45
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
 
Bazukulu ba Gabunga abe Mamba batandise bubi mu mpaka z’ebika bya Baganda ez’omupiira ogw’ebigere ez’omwaka guno bwe bakubiddwa bazukulu ba Nakirembeka abo Mutima Omusagi goolo 1-0.
 
Omupiira guno guzannyiddwa mu kisaawe kya Kibuli SS, goolo y’Omutima Omusagi etebeddwa Sseremba Joseph.
Emmamba Namakaka yekyasinze okuwangula engabo y’ebika emirundi emingi giri 10.
 
Mungeri yeemu ne bannantamegwa b’empaka z’ebika eza 2019 abe Mbogo, nabo batandise bubi bwe bakubiddwa e Kinyomo goolo 2-1.
Ttiimu y’ekika ky’Akasiimba
 
Olulyo Olulangira lugudde maliri ne Nte goolo 1-1 ate nga Akasimba kakubye e Njobe goolo 5-0.
 
Ensenene ekubye e Mbwa goolo 1-0 etebeddwa Robert Ssewanyana, e Ngoonge egudde maliri ne Ngo 0-0 ate nga Ngaali akubye e Njaza goolo 1-0. 
Robert Ssewanyana ow’akaviiri akeeru yaateebedde Enseenene
 
Bazukulu ba Nsamba bannantamegwa b’empaka z’omwaka oguwedde abe Ngabi batandise nabuwanguzi bw’ekubye e Nvuma goolo 1-0 etebeddwa Bruno Bunyaga.
Emmamba Kakoboza ekubye e Nkerebwe goolo 2-0 nga zonna zitebeddwa Nicholas Kabonge.
 
Bazukulu ba Ndugwa abeddira Olugave era nga bakawangula engabo eno emirundi 7,l nabo batandise nakugwa maliri ga 0-0 ne Omutima Omuyanja.
Ttiimu y’ekika ky’Enjobe
Empindi ekubye e Nvubu goolo 5-3, nga goolo ze Nvubu zonna 3 zitebeddwa Hudson Mbalire.
 
Bannantamegwa ba 2022 abe Ndiga bakubye e Njovu goolo 3-2, Engabi Ennyunga egudde maliri ne Nnyonyi Nnyange 0-0.
Engeye egudde maliri ne Kkobe 0-0 ku kisaawe kya Kawanda SS, ng’ omupiira guno gwetabidwako omukulu we kika kye Ngeye Omutaka Kasujju Kyesimba Kibirige Kakande Sheba ow’omunaana.
 
Bannantamegwa ba 2018 abe Nkima bakubye e Nnyonyi Endiisa goolo 2-1 ate nga e Nsuma ekubye Obutiko goolo 1-0.
 
Emipiira gino gizannyiddwa ku bisaawe okubadde Kibuli SS, Lubiri SS, Kawanda SS ne Kabaka Kyabaggu e Wakiso.
 
Okuddiηana kugenda kuberawo ku lwokuuna luno okufunako ttiimu 16 ezigenda ku mutendera gw’ebibinja.
 
Bisakiddwa: Isah Kimbugwe
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omuteesiteesi omukulu mu by’ensimbi Ramathan Ggoobi awadde bannauganda bettanire eby’obulimi n’obulambuzi – benogere ku nsimbi ezaayisiddwa mu mbalirira y’eggwanga 2025/2026
  • Ssaabasumba Paul Ssemogerere atongozza ebijaguzo eby’emyaka 100 egya eklezia Lutikko eye Lubaga
  • Mu ppuloggulaamu Kkiriza oba Ggaana ku 89.2 – Omuteesiteesi omukulu Ramathan Ggoobi wakunnyonyola embalirira y’eggwanga 2025/2026 kyetegeeza eri ekitundu kyo
  • Government ya Uganda esazeewo okuyita mu mawanga ag’omuliraano ne Iran ne Israel – okununula bannauganda abakoseddwa olutalo oluli mu mawanga ago
  • Mu mwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake – abavubuka baweereddwa enkizo okusomesebwa ku nkozesa y’ettaka n’obwegassi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist