Embwa ewangudde Engo goolo 26 – 25.
Omupiira gunyumidde ku kisaawe e Kasana mu Luweero mu ssaza Bulemeezi
Empaka z’ebika ez’okubaka ezibadde zaasembayo mu 2019 Ennyonyi ennyange yeyaziwangula.
Zimaze emyaka ebiri nga tegizannyibwa olw’omuggalo ogwaleetebwa covid 19.