Ng'amasaza ga Buganda getegekera empaka z'omupiira ogw'ebigere ez'omwaka guno, essaza Kyaggwe lirangiridde William Kyeswa nga omutendesi wabwe omugya. William Kyeswa adda mu bigere bya Felix Ssekabuuza eyabatendeka mu mpaka z'omwaka...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Africa ekya CAF kikakasizza ttiimu ya Uganda Cranes nti yakuzannya n’omuwanguzi wakati Somali ne Tanzania mu mpaka z’okusunsulamu ensi ezinakiika mu mpaka za CHAN ez’omwaka ogujja...
President w’ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, Eng Moses Magogo, atongozza omusomo gw’okubangula abavunaanyizibwa ku club za liigi ya babinywera eya Uganda Premier League okufuna obukugu obuzituusa ku mutendera...
Omutendesi wa ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere, Milutin Micho Sredojevic, alangiridde ttiimu yabazannyi 33 okutandika okwetegekera empaka z’okusunsulamu amawanga ganaakiika mu mpaka za Africa Cup of Nations (AFCON) Empaka za AFCON...