Uganda ekubye Senegal ggoolo 1 - 0 mu mpaka za CHAN eziyindira mu Algeria. Goolo ya Uganda eteebeddwa Milton Kariisa mu ddakiika eya 33. Omusambi wa Senegal Ousimane Diof alemereddwa...
Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gw’ensero mu Uganda ekya Federation of Uganda Basketball Associations FUBA, kironze Alberto Atuna ng'omutendesi omugya owa ttiimu y’eggwanga ey'abakazi eya The Gazelles. President wa FUBA, Nasser Sserunjogi,...
Minister w'ebyemizannyo Peter Ogwanga akyaliddeko ttiimu ya Uganda Cranes mu Algeria, gyeyagenze okwetaba mu mpaka za CHAN. Peter Ogwanga abawadde amagezi okukozesa obukodyo bwonna bwebalina nga bazannyira ttiimu y'eggwanga...
Ttiimu y’eggwanga eyómupiira ogwébigere eya Uganda Cranes, etuuse mu kibuga Annaba ekya Algeria, gyégenze okwetaba mu mpaka za Africa Nations Championships Chan. Empaka zigenda kutandika nga 13 omwezi guno ogwa...
Omuteebi Karim Ndugwa ayanjuddwa mu club ya Vipers FC, mu kawefube w'okuggumiza tiimu enavuganya obulungi mu mpaka za Africa eza CAF Champions league, ate ne mu liigi ya babinywera eya...
Eyali nakinku w'ensi yonna mu kucanga endiba, Edson Arantes Do Nascimento abangi gwe bamanyi nga Pele, agalamiziddwa munju ye ey’olubeerera mu kibuga Santos ekya Brazil mu limbo gye yalaama okuzikibwamu...
Christiano Ronaldo ayanjuddwa mu Kirabu ya Al Nassr eya Saudi Arabia, nga kyaggye alekulire club ya Manchester United eya Bungereza. Ronaldo agenda kwambala omujoozi namba musanvu (7). Christiano Ronaldo buli...