Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwa Cricket mu Uganda ekya Uganda Cricket Association, krangiridde nti ttiimu y’eggwanga eya Cricket Cranes egenda kwetaba mu mpaka za Bilateral Series ezigenda okubeera mu kibuga Doha...
Club ya Vipers eya Uganda Premier League efuumudde omutendesi waayo munnansi wa Brazil Bianchi Beto, olwómutindo gwe okuba ogwékiboggwe. Bianchi Beto taweezza wadde emyezi ebiri mu club eno, kubanga yayanjulwa...
Omutendesi wa ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere eya Uganda Cranes, Milutin Micho Sredojevic, alangiridde ttiimu yabazannyi 30 okutandika okwetegekera emipiira 2 nga ettunka ne Tanzania Taifa Stars mu mpaka z’okusunsulamu amawanga...
Mu mupiira ogw'ebigere ku fayinolo y'omwaka 2022, egenda okuzannyibwa ku lwomukaaga nga 11 March, 2023 Olugave lugenda kuttunka n'e Ndiga okulondako anatwala engabo ya 2022. Bino bye bika by'abaganda ebyakawangula...
Manchester United yagudde ku kyokya oluvanyuma lwa Club ya Liverpool okugikuba goolo 7 – 0 mu mpaka za Premier League, wabula guno sigwemulundi ogusoose ng’ekubwa goolo enkumu. Mu October wa...