Omukulembeze we kibiina kya FUFA Moses Magogo awanguddwa mu kuvuganya okukiikirira CECAFA ku lukiiko lwa CAF olwokuntikko. Mgaogo awanguddwa Dr. Mutasim Gafa akulira ekibiina ky'omupiira mu Sudan ku bululu 34-...
Bbingwa w'ebyemizannyo ayindira ku CBS Emmanduso 89.2. Abamegganyi ba bbingwa babeera baddamu ebibuuzo ebikwata ku by'emizannyo. Programme ebeerawo okuva ku monday okutuuka Friday, ssaawa 4 ez'ekiro okutuuka ku 5. Abamegganyi...
Omuzannyi wa club ya Vipers era nga ye captain wa club eno, Milton Kariisa, awangudde engule y’omuzannyi asinze banne okucanga omupiira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League season...
Omukwasi wa goolo munnayuganda Simon Tamale yegasse ku club ya Rayon Sport egucangira mu liigi ya babinywera eya Rwanda. Atadde omukono ku ndagaano ya mwaka gumu ng'abacangira endiba okutandika ne...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'aggulawo ekikopo ky'omupiira gw'amasaza 2023, mu kisaawe e Wankulukuku. Mawokota ekubye bannantameggwa b'omwaka 2022 aba Busiro ku ggoolo 3-1. Ggoolo za Busiro...
Okusunsulwamu abanaavuganya mukazannyo ka CBS Bingwa kukomekkerezeddwa, nga mwetabiddwamu abantu abasoba mu 500. Abantu 110 balangiriddwa okwetaba mu kazannyo kano, omukolo gubadde mu Bulange e Mengo. Abagenda okuvuganya mu Bbingwa...