Bbingwa w’ebyemizannyo ayindira ku CBS Emmanduso 89.2.
Abamegganyi ba bbingwa babeera baddamu ebibuuzo ebikwata ku by’emizannyo.
Programme ebeerawo okuva ku monday okutuuka Friday, ssaawa 4 ez’ekiro okutuuka ku 5.
Abamegganyi ba Tuesday 11 July, 2023 kuliko Ssebidde Tonny muwagizi wa Vipers ne Arsenal.
Ssegujja Meddie muwagizi wa Vipers ne Arsenal.
Kato Konde muwagizi wa Express ne Arsenal.
Ssekalongo Moses muwagizi wa Juventus ne Vipers.
Ssempijja Robert muwagizi wa Vipers ne Arsenal.
Kaweesi Ambrose muwagizi wa Vipers ne Man City.
Ssekasamba Raymond muwagizi wa Express ne Arsenal.
Bikungaanyiziddwa: MK Musa