Club ya Vipers egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, eronze munnansi wa Brazil Leonardo Martins Neiva ng'omutendesi omuggya owa club eno. Leonardo Neiva ayanjuliddwa abawagizi ba...
Ttiimu y'essaza Butambala eraze amaanyi mu mpaka z'amasaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere bw'erumbye Bugerere omwayo n'egikubirayo goolo 2-1 mu mupiira ogubaddeko n'okuluma obugigi mu kisaawe e Ntenjeru. Butambala yesoose okuteeba...
Nga za liigi ya babinywera eya Uganda Premier League zetegekera season ejja eya 2023/24, club ya KCCA ekakasizza nti etadde abazannyi 9 okunoonya ebibanja ewalala. Abamu ku bazannyi bano endagano...
Omukulembeze we kibiina kya FUFA Moses Magogo awanguddwa mu kuvuganya okukiikirira CECAFA ku lukiiko lwa CAF olwokuntikko. Mgaogo awanguddwa Dr. Mutasim Gafa akulira ekibiina ky'omupiira mu Sudan ku bululu 34-...
Bbingwa w'ebyemizannyo ayindira ku CBS Emmanduso 89.2. Abamegganyi ba bbingwa babeera baddamu ebibuuzo ebikwata ku by'emizannyo. Programme ebeerawo okuva ku monday okutuuka Friday, ssaawa 4 ez'ekiro okutuuka ku 5. Abamegganyi...
Omuzannyi wa club ya Vipers era nga ye captain wa club eno, Milton Kariisa, awangudde engule y’omuzannyi asinze banne okucanga omupiira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League season...
Omukwasi wa goolo munnayuganda Simon Tamale yegasse ku club ya Rayon Sport egucangira mu liigi ya babinywera eya Rwanda. Atadde omukono ku ndagaano ya mwaka gumu ng'abacangira endiba okutandika ne...