Olukiiko oluddukanya liigi y'ababinywera eya Uganda Premier League luzeemu okukola enkyukakyuka ku mupiira ogugenda okubeera wakati wa Wakiso Giants ng'ettunka ne Express FC mukwano gwabangi. Omupiira guno mu kusooka, Uganda...
Empaka z'ekikopo ky'omupiira gw'amasaza ga Buganda ez'amakalirizo 2023 ziyindira mu kisaawe e Wankulukuku mu gombolola ye Lubaga mu Kampala mu ssaza Kyadondo. Mawokota ekubye Buddu goolo 3 : 0, Mawokota...
Akakiiko ka government akavunanyizibwa ku by’emizannyo mu Uganda aka National Council of Sports, mu butongole karangiridde nti kasazzizaamu enkolagana yaako n’ekibiina ekiddukanya omupiira gw’okubaka ekya Uganda Netball Federation. Mu bbaluwa...
Club y'omuzannyo gw'ensero eyabakazi eya JKL Lady Dolphins bebannantameggwa ba liigi ya Women National Basketball bakubye club ya KIU Rangers obugoba 68-50. Omuzannyo ogugaddewo liigi eno gubadde mu kisaawe e...
Abakozi mu bitongole by’Obwakabaka battunse mu mizannyo egy’enjawulo, mu nteekateeka y'okutumbula obumu n'okukuuma emibiri gyabwe nga miramu. Emizannyo gino kuliko omupiira ogw’ebigere, okubaka ne Volley Ball n'emizannyo emirala ng’entegeka eno...