Ttiimu z'ebika by'abaganda zeraze eryanyi, era nga bazzukulu ba Kalibbala e Nsiisi bebasinze okuteeba goolo ennyingi mu mipiira ejizannyiddwa leero nga 12 May,2024, Enseenene ekubye Amazzi g'Ekisasi goolo 6 -...
Read moreKCCA FC ekubiddwa URA FC ku goolo 1-0 mu kisaawe e Wankulukuku, mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, goolo eno eteebeddwa Bruno Bunyaga mu dakiika eye 87, era...
Read moreOlukiiko oluddukanya liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, lukakasiza nti omupiira wakati wa club ya URA ng'ettunka ne KCCA gugenda kuzannyibwa mu kisaawe e Wankulukuku so ssi mu kisaawe...
Read moreEkibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA kironze ekisaawe kya Muteesa II Stadium e Wankulukuku okutegeka omupiira ogwakamalirizo ogw’empaka za Stanbic Uganda Cup season ya 2023/2024. Club ya NEC...
Read moreEbivudde mu mipiira ogw'ebigere egy'ebika by'abaganxa egy'okuddingana nga 05 May, 2024, bazzukulu ba Gabunga abeddira e Mamba besozze omutendera gwa ttiimu 32 bwe bawandudemu e Nkerebwe ku mugatte gwa goolo...
Read moreEkibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya CAF kikkiriza ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA okutegeka emipiira 2 mu kisaawe kye Namboole, ng'emu ku ntegeka y'okukigezesa nga tekinaba kuggulwawo...
Read moreOkuggulawo Empaka z'emipiira gy'ebika by'Abaganda 2024 Emmamba Namakaka yakuggulawo n'Obutiko nga 27 April,20204 mu kisaawe e Wankulukuku. Okuyingira mu mupiira guno kwa shs 10,000/=. Wakusookawo empaka ez'akamalirizo ez'ekikopo ky'empaka z'omupiira...
Read moreEkibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya CAF kikakasizza amawanga 3 okuli Morocco, Angola ne Libya okukiikirira Africa mu mpaka z'ensi yonna eza FIFA Futsal World Cup ez'omwaka guno. ...
Read moreOlukiiko oluddukanya emizannyo gy'amasomero ga senior olwa Uganda Secondary Schools Sports Association, lumaliriza omulimu ogw’okulambula ebisaawe ebigenda okukozesebwa okutegeka empaka za Fresh Dairy Secondary Schools Games ezigenda okubeerawo okuva nga...
Read moreMinister w’abavubuka eby'emizannyo n’ebitone Owek Ssalongo Robert Sserwanga asabye abazadde bulijjo okubeera abasaale mu kuwagira abaana baabwe mu byemizannyo, kuba ebyemizannyo gwafuuka mulimu oguvaamu ensimbi ez’okwekulakulanya. Owek Sserwanga bino abyogeredde...
Read more