Ssenkulu wa CBS Omuk. Michael Kawooya Mwebe akyazizza abamu ku bakungu ba KCCA ab’oluuyi olw’ekikugu, nga bakulembeddwamu ssenkulu wa KCCA omuggya Hajjati Sharifa Buzeki mu kaweefube w'okuzza obuggya enkolagana w'ebitongole...
Abemegganyi abeetaba mu Program Entanda ya Buganda 2024, mu butongole bakwasiddwa ebirabo byabwe. Omukolo gubadde mu luggya lwa Bulange e Mengo gukulembeddwamu Ssenkulu wa Radio CBS Omukungu Michael Kawooya Mwebe,...
Abakungu okuva mu Busiinga bwa Rwenzururu balambuddeko ku Radio ya Kabaka CBS FM, ku bugenyi bwebabaddeko embuga, nga bazze okwebuuza ku nkola y'emirimu egyenjawulo n'obukulembeze mu Buganda, mu kaweefube gwebaliko...
CBS FM ng'ekolera wamu n'ekitongole ky'obutonde bw'ensi mu ggwanga ekya NEMA bawaddeyo ebirabo ebisiima abawukiriza ba CBS FM abawera 30 abazze baddamu ebibuuzo ebikwata kukukuuma n'okutaasa obutonde bw'ensi, mu nkola...
Ndejje University ng'ekuza olunaku lwa Radio munsi yonna, esiimye radio ya Ssaabasajja Kabaka CBS FM, nga radio ekoze eky'amaanyi okukyusa obulamu bw'abantu, omuli okulwanyisa okutyoboola obutonde bw'ensi, okuwa abavubuka emirimu,...