Ssenkulu wa CBS Omukungu Michael Kawooya Mwebe asabye abantu abeewola nókutereka ensimbi mu bittavu bya CBS okuli Cbs PEWOSA ne CBS Fans Club SACCO okugoberera amateeka nga bakola emirimu gyabwe...
CBS radio edduukiridde abakadde abalabirirwa mu maka ga bakateeyamba e Nalukolongo mu gombolola ye Lubaga mu Kampala. Eno yeemu ku nteekateeka ya CBS ey'okujaguza emyaka 29 ng'eweereza bannauganda, ng'eyita mu...
Ng'emu mu nteekateeka y'omwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake, n'okujaguza emyaka 29 egya CBS Radio, abakozi ba Cbs beetabye mu kaweefube w'okukola bulungi bwansi okwetooloola akatale ka Ssaabasajja Kabaka ake Kibuye,...
Abamu ku bakozi ba CBS abali e Namugongo okukutusaako emikolo gyonna egy'okusaba ku lunaku lw'abajulizi e Namugongo mu bakatuliki n'abakulisitaayo nga babiweereza butereevu ku mpewo za...
Abamu ku bakozi ba radio CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo okumwagaliza olunaku lw'amazaalibwa ge olulungi. Bakulembeddwamu akulira ebiweerezebwa ku mpewo za CBS FM Hajji Abby Mukiibi, omumyuka we atwala 89.2...
Ttiimu ya CBS ey'okubiri ey'abavubuka abomulembe omutebi, esitukidde mu mpaka z'omupiira ez'omwaka 2025, ezategekeddwa ekibiina ekitaba bannamawulire mu ggwanga ekya Uganda Journalists Association (UJA) ez’omulundi ogw'okusatu, ekubye KBS TV ggoolo...