Abamu ku bakulembeze mu Kibuga Kampala banirizza enteekateeka eyanjuddwa Loodi Meeya Elias Lukwago okuddabiriza n’okuzimba ebitebe by'e ggommbolola ezenjawulo ezikola ekibuga mu mwaka gwebyensimbi ogujja 2024/2025. Loodi Meeya wa Kampala Ssalongo Elias Lukwago yabadde ku...
President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museven yeweredde bannayuganda n'abakulembeze b'ebyobufuzi abametta Uganda enziro mu mawanga g'abazungu nti n'ekigendererwa eky'okubawa ebitole by'emmere n'engule saako omusimbi, agambye nti government ye ebamanyi...
Police eweze enteekateeka z’ekibiina ki National Unity Platform ez’okutalaaga eggwanga lyonna, okukunga abawagizi baakyo. Kino kiddiridde obubenje obwenjawulo omugambibwa nti mwafiiriddemu abantu 4, akulira National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu...
America nayo yegasse ku Bungereza okuteeka envumbo ku bakungu ba government ya Uganda n'abagalwa baabwe, nga balangibwa okubeera n'akakwate ku buli bw'enguzi. Abakungu aAmerica bekalizeeko natti kuliko Sipiika wa Parliamrnt...
Ekibiina ki national Unity Platform NUP kimeggeddwa mu kulonda omumyuka wa sipiika wa District ye Mityana ng'ekibiina kya Democrat party kyekibasuzizza ekifo kino. Mu lukiiko olukubiriziddwa sipiika Catherine Nalweyiso,...