Akabondo Kababaka bannakibiina ki NRM mu parliament bongedde okwewera nti enteekateeka ya government ey'okugatta ekitongole ki Uganda Coffee Development Authority (UCDA) yakugenda mu maaso, parliament bwekomawo okuva mu luwummula. Abakulembera...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa alabudde abakozi ba government bannascience abalina gwayise omupango okuwumula emirimu gya government ng'ekiseera kyabwe kyebawumulirako tekinatuuka nti tebagenda kuweebwa kasiimo. President Museveni agambye...
Ababaka ba parliament abasinga obungi mu bakkiriza ebbago ly'etteeka government lyeyagala okuyitamu okuggyawo ekitongole ekikola ekikoka ku mutindo gw'emmwanyi ki Coffee Development Authority (UCDA) nti lissomebwe omulundi ogwokubiri. Okusinziira ku...
Akakiiko k'ebyokulonda aka Uganda Electoral Commission, kalondeddwa okutuula ku lukiiko lw'ensi yonna olufuga obukiiko bwebyokulonda mu nsi yonna olumanyiddwa nga Executive Board of the Association of World Election Bodies (A-WEB)....
Ekibiina kya Democratic Party Kiwanjagidde government eteekewo akakiiko akenjawulo nga kakyama kanoonyereze ku bakungu abalala mu KCCA abebakira mu nsonga za kasasiro we Kiteezi baleme kuggalirako bantu bamu mu makomera...
Government ya Uganda yegaanye enteekateeka ebadde ewulirwa mu nvuuvuumo n'emikutu gy'amawulire egimu, nti yakoze endagaano okubuddamya kuno abagwira, abatamanyiddwa muwendo government ya Netherlands beyagala okugoba ewaayo. Abagwira abogerwako bebaava mu...
Government ya Uganda ebaze ebbago ly'etteeka lyetuumye the East African Mediation Bill erigendereddwaamu okuteekesa mu nkola ebyakaanyizibwa mu ndagaano eyakolebwa amawanga ga East Africa, mu kiseera omukago gwa East Africa...
Commissioner wa Parliament era Omubaka wa Nyendo Mukungwe, Owek Mathias Mpuuga Nsamba, awandiikidde sipiiika wa Parliament wa parliament ng’amusaba amukkirize mu butongole asabe parliament emuwe olukusa, okubaga amabago g'amateeka agaleetawo...
Ebibiina by'obufuzi okuli Alliance For National Transformation (ANT), UPC ne FDC bisabye akakiiko ka parliament akekeneenya amateeka ,kagobe ennoongosereza mu tteeka eryayanjulwa omubaka wa Mityana South Richard Lumu, ng'ayagala akulira...