• Latest
  • Trending
  • All
Omubaka Mpuuga Nsamba awaandiikidde sipiika wa parliament ku by’okukola ennoongosereza mu mateeka g’eby’okulonda

Omubaka Mpuuga Nsamba awaandiikidde sipiika wa parliament ku by’okukola ennoongosereza mu mateeka g’eby’okulonda

October 14, 2024

NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo

August 18, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Omubaka Mpuuga Nsamba awaandiikidde sipiika wa parliament ku by’okukola ennoongosereza mu mateeka g’eby’okulonda

by Namubiru Juliet
October 14, 2024
in CBS FM
0 0
0
Omubaka Mpuuga Nsamba awaandiikidde sipiika wa parliament ku by’okukola ennoongosereza mu mateeka g’eby’okulonda
0
SHARES
84
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Commissioner wa Parliament era Omubaka wa Nyendo Mukungwe, Owek Mathias Mpuuga Nsamba, awandiikidde sipiiika wa Parliament wa parliament ng’amusaba  amukkirize mu butongole asabe parliament emuwe olukusa, okubaga amabago g’amateeka agaleetawo ennoongosereza mu ssemateeka w’eggwanga n’amateeka agafuga eby’okulonda mu ggwanga, Uganda bweba yakuwadawaddako okufuna akalulu akataliimu ddukadduka n’okuyiwa omusaayi.

Owek Mpuuga abadde ayogerako eri abakirisitu mu ssaza lya Ekelezia Katolika erye Jinja, abakungaanidde ku kifo ky’Omujjulizi Matia Mulumba e Kyebando mu district ye Mayuge, era ekifo kino Omujjulizi Matia Mulumba gyazaalwa.

Owek Mpuuga agambye nti alina esuubi nti wiiki ejja, sipiika wakumussa ku lukalala oluteekebwako ensonga parliament zegenda okuteesaako.

Ayagala parliament emukkirize abage amabago g’amateeka 8, wabeewo ebikyusibwa mu mateeka agafuga ebyokulonda mu ggwanga bweriba lyakuseetukako okubeera n’akalulu wakiri akali yadde yaddeko, ak’emirembe ate nga kamugaso eri eggwanga.

Owek Mathias Mpuuga Nsamba akinoogaanyiza nti kigenda kubeera kyabulabe nnyo eggwanga okulizaayo mu kalulu mu mbeera yeemu ng’ezze ebaawo mu bululu obuzze bubaaawo.

Asabye  bannaddiini, nabantu be Busoga enteekateeka eno gyaliko eyokukyuusa amateeka g’ebyokulonda bagiwulirize, era bagitegeere bulungi bagiwagire ku lw’obulungi bweggwanga

Ennaku eziyise, Omubaka Mathias Mpuuga Nsamba ng’ali wamu nebababaka banne, babadde bateekateeka ennoongosereza mu mateeka gano.

Ensonga zebasinze okutunulira kuliko ez’okukkiriza abasibe nebannauganda abawangaalira ebweru w’eggwanga okulonda, akutte ekyokubiri kubwa President okufuuka akulira oludda oluvuganya government mu parliament, President okwesimbawo lumu era akubweeko akalulu n’omumyuka we.

Ennnongosereza endala kuliko    okukendeeza ku muwendo gw’ababaka ba parliament, okuzaawo ekkomo ku bisanja bya president, okukyusa engeri abatuula ku kakiiko k’ebyokulonda gyebalondebwamu. ebibiina ebiri ku ludda oluvuganya government nabyo bibeeremu n’omukono, ebivudde mu kubala akalulu kobwa President mu buli district birangirirwe ku mutendera gwa district, nga bwekikolebwa ku babaka ba parliament n’abakulembeze abalonde abalala nennoongosereza endala nnyingi.

Emissa eno ekulembeddemu, okujjaguza olunaku lw’omujjulizi Matia Mulumba ekulembeddwaa’mu Vicar General wessaza lya Eklezia erye Jinja Munsinyooli Paul Musana akiiriridde Omusumba w’essaza lye Jinja kitaffe mu katonda Charles Martin Wamika , ng’ono akubiriza abakirisitu okutambulira mu bigere by’omujjulizi ono Matia Mulumba , n’okunyweerera kwebyo byebakkirizaamu.

Essaza lye Jinja, liri ku kaweefube wokukulakulanya ekifo kyekijjukizo kino, okukituusa ku mutendera gwekifo ekyobulambuzi.

Kulwa Parliament ya Uganda , Commissioner wa parliament yittise obukadde bwa shs 10, Parliament bwewaddeyo okuddukirira omulimu ogwo.

Omumyuuka owokusatu owa ssabaminisita weggwanga Hajjat Rukiya Nakadama, yebaziza ekelezia olw’okwaniriza enteekateeka za government zeereeta okuzimba eggwanga.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo
  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist