• Latest
  • Trending
  • All
Government ya Uganda ebaze ebbago ly’etteeka mwenaayita okusasula abaali abakozi b’omukago gwa East Africa – oluvannyuma lw’emyaka 47

Government ya Uganda ebaze ebbago ly’etteeka mwenaayita okusasula abaali abakozi b’omukago gwa East Africa – oluvannyuma lw’emyaka 47

October 16, 2024
Sports Bike ebadde evugibwa endiima etomedde omwana neemuttirawo e Mpererwe

Sports Bike ebadde evugibwa endiima etomedde omwana neemuttirawo e Mpererwe

May 6, 2026
Nsindikanjake CBS PEWOSA Development and Financial Initiative Limited efunye ssentebe omuggya

Nsindikanjake CBS PEWOSA Development and Financial Initiative Limited efunye ssentebe omuggya

May 5, 2026
Parliament ya Uganda eyisizza etteeka ly’obwetengereze bw’eggwanga – li protection of sovereinty act 2026

Parliament ya Uganda eyisizza etteeka ly’obwetengereze bw’eggwanga – li protection of sovereinty act 2026

May 5, 2026
Ssingo ne Buddu batongozza obukiiko n’abatendesi ba ttiimu za Masaza 2026

Ssingo ne Buddu batongozza obukiiko n’abatendesi ba ttiimu za Masaza 2026

May 5, 2026
Charles Peter Mayiga …….Waampa Ssebo – emyaka 13 nga Katikkiro Mayiga akutte Ddamula bingi ebituukiddwako

Charles Peter Mayiga …….Waampa Ssebo – emyaka 13 nga Katikkiro Mayiga akutte Ddamula bingi ebituukiddwako

May 5, 2026

President Museveni asiibudde ba minister be – bagenze n’ekisanja ekikadde 2021/2031

May 4, 2026

Olukiiko lwa Buganda luyisizza ebiteeso 9 ku mbeera eri mu Buganda – lusiimye enteekateeka ya Situla Omutindo neruvumirira obuwaayiro mu bbago lya Sovereignty bill obwolekedde okuziηηamya enkulaakulana

May 4, 2026

Katikkiro Mayiga alambise ku mbeera bweyimiridde mu Buganda – enkola ya Situla omutindo ewa essuubi

May 4, 2026

Ababaka ba parliament abekenneenya ebbago ly’etteeka ery’Obwetengereze bw’eggwanga – likyabasibye enkalu bakoze alipoota zanjawulo

May 4, 2026
Katikkiro ayanjula embeera bweyimiridde mu Buganda – nga 04 May,2026

Katikkiro ayanjula embeera bweyimiridde mu Buganda – nga 04 May,2026

May 4, 2026
Bannamawulire bakuzizza olunaku lwabwe olwa World press freedom day 2026 – bakubiriziddwa okufunayo akadde okufa ku bulamu bwabwe n’okukolayo emirimu emirala egiyingiza ensimbi

Bannamawulire bakuzizza olunaku lwabwe olwa World press freedom day 2026 – bakubiriziddwa okufunayo akadde okufa ku bulamu bwabwe n’okukolayo emirimu emirala egiyingiza ensimbi

May 3, 2026
Government ya Uganda eyimirizza abakulira ekitongole ky’amasannyalaze ekya UEDCL –  ekyekenneenya enkola y’emirimu gyakyo

Government ya Uganda eyimirizza abakulira ekitongole ky’amasannyalaze ekya UEDCL – ekyekenneenya enkola y’emirimu gyakyo

May 2, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Government ya Uganda ebaze ebbago ly’etteeka mwenaayita okusasula abaali abakozi b’omukago gwa East Africa – oluvannyuma lw’emyaka 47

by Namubiru Juliet
October 16, 2024
in CBS FM
0 0
0
Government ya Uganda ebaze ebbago ly’etteeka mwenaayita okusasula abaali abakozi b’omukago gwa East Africa – oluvannyuma lw’emyaka 47
0
SHARES
78
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Government ya Uganda ebaze ebbago ly’etteeka lyetuumye the East African Mediation Bill erigendereddwaamu okuteekesa mu nkola ebyakaanyizibwa mu ndagaano eyakolebwa amawanga ga East Africa, mu kiseera omukago gwa East Africa bwegwaali gusaanawo mu mwaka gwa 1977.

Mu mwaka gwa 1984, amawanga gannamukago guno ogwali gugudde, zaatuula nezikola endagaano yokukwatamu ebyobugagga ebyali eby’omukago, engeri yokusasula abakozi abaali ab’ebitongole byomukago, okugaba ebyobugagga n’ensonga.

Waliwo  n’ensonga endala nnyingi ezaali zaalambikibwa mu ndagaano eyaggalawo omukago ogwo mu mwaka gwa 1977, wabula endagaano eyo eyakolebwa mu mwaka gwa 1984 yakoma mu bigambo, amawanga ga East Africa yadde kyaali kigakakatako okuziteeka mu nkola zaasulibwa muguluka.

Abakozi bangi abaali baweereza mu bitongole byomukago bamaze ekiseera nga balaajana, olw’ensimbi zaabwe okwali emisaala n’akasiimo okuva mu mwaka gwa 1977 nokutuusa kati tebazifunanga, nga nabamu bazze bava mu bulamu bwensi eno nga tebasasuddwa.

Mu mbeera eno government ya Uganda mwebagidde ebbago ly’etteeka lyegenda okwanjulwa olwaleero mu parliament, ng’eyita mu ministry yensonga za East Africa okuteekesa mu nkola ebyakaanyizibwako mu ndagaano eyaggalawo omukago gwa East African community ogwasooka.

Ebbago lyetteeka lino, ligenda kulambika engeri yokusasula abaali abakozi bebitongole bya East African Community nga wano mu Uganda alipooota ziraga nti bali mu 2000.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Sports Bike ebadde evugibwa endiima etomedde omwana neemuttirawo e Mpererwe
  • Nsindikanjake CBS PEWOSA Development and Financial Initiative Limited efunye ssentebe omuggya
  • Parliament ya Uganda eyisizza etteeka ly’obwetengereze bw’eggwanga – li protection of sovereinty act 2026
  • Ssingo ne Buddu batongozza obukiiko n’abatendesi ba ttiimu za Masaza 2026
  • Charles Peter Mayiga …….Waampa Ssebo – emyaka 13 nga Katikkiro Mayiga akutte Ddamula bingi ebituukiddwako

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist