Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform era avuganya ku Entebbe yomukulembeze weggwanga lino Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobiwine, asimbudde okwolekera mu bendobendo lya West Nile, gyagenda okutongoleza nokutandiika kampeyini ze mu...
The debate will be held on December 4 and 5 2020 and the second in January 2 and 3 2021 under theme “Promoting a Peaceful and Inclusive 2020/2021 general elections.”Following...
Abakulu ku ssetendekero wa Makerere, batandise ku ddimu ly'okukyusa amakulu g'obubonero bweggwanga noluyimba lweggwanga mu nnimi ezenjawulo, okusobozesa banna Uganda, okubinyonyoka nokusikiriza bannansi ku kwagala ensi yaabwe. Munteekateeka eno etandise...
Eyaali director wekitongole ekiketera munda mu ggwanga ekya internal security organisation Col Kaka Bagyenda omukulembeze weggwanga gweyaali alonze nga omubaka wa Uganda mu ggwanga lya Angola ,talabiseeko eri akakiiko ka...
Gavumenti nga eyita mu kitongole ekiteekerateekera eggwanga ki Uganda National Physical Planning Board erangiridde nti yakuvunaana mu mateeka abantu abalina ebizimbe ebitali bisiige, abamansa kasasiro mu bibuga, n’Okumenya buli kizimbe...
Gavumenti ekakasizza ebifo ebirala bina omugenda okukeberebwa abantu ekirwadde ki COVID 19, kiyambeko mu kukirwaanyisa mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo. Ebifo bino kuliko Lascent Labalatory, Test and fly, MBN Labalatory, Medipol...
Omukulembeze wekibiina Kya National Unity platform Robert kyagulanyi Ssentamu Bobi wine agobye Abe byokwerinda abamuweredwa akakiiko ke byokulonda nga agamba nti bano batandikidde mu kumutulugunya atenga babamuwadde kumukuuma. Kyagulanyi Ssentamu...
Bobi Wine's plans to launch his manifesto at NUP offices in Kamwokya, a Kampala suburb were yesterday foiled by security operatives who detained him shortly after his nomination at Kyambogo...