Wabaluseewo ekirwadde kya Anthrax ekimanyiddwa nga KOOTO mu District ye Ssembabule, abantu 2 bakakasiddwa nti kibasse wamu n'ente eziwerako zifudde. Ekirwadde kino kizuuliddwa mu Ssaza lye Lwemiyaga era kirowoozebwa nga...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alambudde eddwaliro ly'abakyala n'abaana erya Mulago Specialised Women and Neonatal Hospital, okulaba engeri emirimu gy'egitambuzibwamu. Katikkiro abadde ne minister w'Enkulaakulana y'abantu Owek Cotilda Nakate...
Akakiiko ka parliament akasunsula ababeera balondeddwa ku bukulembeze bw'ebitongole bya government ebyenjawulo, nga kakulirwa sipiika Anitah Annet Among kasunsudde abakiise ku kakiiko akakulira eby'obulamu aka Health Service Commission Dr. Henry...
Government erangiridde nti olunaku lw'okujjukira n'okwefumiitiriza ku kirwadde kya siriimu egenda kulukuliza mu district ye Buyende mu Busoga. Dr.Vincent Bagambe abadde ku media Centre nu Kampala n'asaba buli muntu okukola...
Obulwadde bwa sukaali businga kuva ku ndya embi, omugejjo, Omwenge, okufuweeta taaba, abantu abakuliridde mu myaka, ne mu family bwemubaamu abulina kyangu okulanda mu b'ekika abalala, saako n'abaana abazaalibwa ne sukaali. Sukaali ava...