Abasawo mu ddwaliro lya Kitamiiro Health Centre IV mu bizinga bye Buvuma bakonkomadde n’ebigalani ebikuuma omusaayi ebyabawebwa kati emyaka 5 egiyise tebikola, amasannyalaze agali ku ddwaliro ga maanyi matono tegasobola...
Ekibiina omwegattira abasawo mu ggwanga ekya Uganda Medical Association, (UMA), ne ministry y'ebyobulamu balabudde ku ky'okusala embalirira y'eby'obulamu ey'omwaka gwebyensimbi 2024/2025 eri mu bubage nti kino kyandiviirako eggwanga okukosebwa mu...
Abasawo ba Uganda mu ddwaliro ekkulu erye Mulago, basimbulizza ensigo okuva mu muntu omu okujizza mu mulala omulundi ogusookedde ddala okukolebwa mu Uganda. Abasawo ababalongoosezza bategeezezza nti abantu bombi basuuse...
President Yoweri Kaguta Museveni akakasizza nti Uganda eri mu nteekateeka ezisembayo okwevumbulira eddagala eriwonya n’okutangira okusiigibwa akawuka ka siriimu. Museveni abadde ku mikolo egy'okukuza olunaku lw' okwefumiitiriza n'okujjukira abantu abafudde...
Uganda yeemu ku mawanga e 16, agakyalemeddemu ekizibu ky'okusaasaana kwa siriimu okuva ku ba maama nebasiiga abaana nga babazaala. Alipoota ziraga nti ku baana 100 abazaalibwa, abaana 30 bafuna akawuka...
Abasawo mu bibiina okuli ekya Uganda Medical Association, (UMA), Senior House officer, (SHO) ne Federation of Uganda medical interns, (FUMI), bawadde nsalesale wanfa 01 December,2023 okussa wansi ebikola singa governmenf...
Ekibiina ekitaba abasawo mu ggwanga ekya Uganda Medical Association (UMA), kironze abakulembeze baakyo abaggya, ng’abadde ssabawandiisi w’ekibiina kino Dr. Hebert Luswata, kati ye president wakyo omuggya. Dr. Herbert Luswata afunye...