Ku ssaawa musanvu n'eddakiika 57, leero nga 01 April,2022 omubiri gw'abadde sipiika wa Parliament Jacob Oulanyah gutuusiddwa mu ggwanga, mu nnyonyi ya Ethiopian airlines. Omubiri gwa Jacob Oulanya bwegubadde gukomezebwawo...
Bruno Fernandes Omuzannyi wa club ya Manchester United e Bungereza, Bruno Fernandes, ezizza buggya endagaano ye ne club eno,wakujicangira endiba ebbanga eddala lya myaka 4 okutuuka...
Bya Mugerwa Charles Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awabudde bakulembeze ba parliament abaggya okuli Sipiika Anita Among n'omumyuka we Thomas Tayebwa, okusoosoowaza ensonga eziruma bannansi baleme kukulembeza za bantu...
Bya Mugerwa Charles Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awaddeyo obubaka bwa Buganda obukungubagira abadde sipiika wa parliament Jacob Oulanyah,mu nteekateeka eyakoleddwa ey'okukungubagira omugenzi ku parliament. Katikkiro atambudde ne minister...
Abamu ku baana abagambibwa omuba nga bazadde babwe battiddwa mu lutalo lw'abayeekera ba M23 n'amagye ga FARDC. (Omuto atwaliddwa mu ddwaliro lya Gitowa e Bunagana ng'embeera...
Minister wóbutebenkevu Jim Muhwezi Minister wébyobutebenkevu Maj. Gen. Jim Muhwezi awaddeyo okwewozaako kwe eri kkooti ejulirwamu ku musango ogwamuwawabirwa nti yagulirira abalonzi okumulonda ku kifo kyómubaka...
Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'ayaniriza Ssaabalamuzi Alfonse Owiny Dollo nga yakatuuka mu Bulange e Mengo Ssaabalamuzi wa Uganda Alfonse Owiny Dollo akiise embuga ku Bulange e...