Abavubi ku mwalo gwe Kacungwa ogusangibwa mu ggombolola ye Mazinga mu district ye Kalangala balaajjana olw’ababbi b’ebyenyanjja abolekedde okubalemesa omulimu gwabwe Bagamba nti mu bbanga lya wiiki emu, waliwo amaato...
Abaami ba Kabaka abemiruka mu gombolola ya Ssaabaddu Kituntu mu ssaza Mawokota mu district ye Mpigi babanguddwa, ku bikwata ku nkola za CBS PEWOSA ez'ebyenkulakana n'okuzuukusa obulimi bwa Pamba mu...
Mugisha Peter wa myaka 56 ebibala abitundira ku nguudo zomukibuga Kampala. Mugisha agamba nti yantandika omulimu guno mu mwaka gwa 2015 era nga agumazeemu emyaka 7. Business ye eri mu...
Olukiiko lwa ba Minister lukkirizza ministry yebyamasanyalaze okutandika okuzimba omudumu gw'amafuta okuva e Hoima mu Bunyoro okwolekera e Tanga mu Tanzania, nga betegekera okutandika okuyiikula amafuta ga Uganda. Amafuta gano...
Government ereeta amatteeka amapya agafuga ebibanda by’ensimbi ne kampuni ezitambuza ssente okugenda n'okuva ebweru w'eggwanga, erimanyiddwa nga Foreign Exchange Amendment Bill 2022. Government egamba nti kino kigendereddwamu okukendeeza ekikukusa nsimbi....