Ssenkulu wa CBS Omuk. Michael Kawooya Mwebe mu butongole agguddewo ekizimbe ky'ebyobusuubuzi eky’abawuliriza ba CBS ettabi ly’e Katwe. Mu Ngeri yeemu atemye n’evvuunike ly’ekizimbe ekirala nga byonna bisangibwa Nnamagoma mu...
Abasuubuzi bannauganda abaali bakolera mu South Sudan nebaddukayo olwobutabanguko obwaliyo mu mwaka 2013, bawadde government nsalesale wa wiiki 2 zokka ng'ebasasudde ensimbi zabwe. Abasuubuzi bano nga bakulembeddwamu ssentebe wabwe Rashid...
Ministry ya Kampala efulumizza amannya g'abantu ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority bekyawadde obuvunanyizibwa obw'okukiyambako okuddukanya obutale bwa government bwonna obuli mu Kampala. Eno yeemu ku nteekateeka...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti kye kiseera okwongera okuteekerateekera abavubuka mu Uganda, kubanga bebasinga obungi n'ebitundu 70%. Katikkiro agamba nti abavubuka bwebabeera tebalina mirimu ensi teyinza kutereera,teyinza...
¹Government esazeewo okusala ku bbeeyi ya data akozesebwa ku mitimbagano, okusobozesa bannauganda abawera okugwettanira. Okunoonyereza okwakasembayo okukolebwa kulaga nti bannauganda ebitundu 4.3 % bokka bebakozesa internet, ku bannauganda bonna abasoba...