Ekitongole ekitereka ensimbi z'abakozi ekya National Social Security Fund (NSSF) kirangiridde amagoba ga bitundu 10% agagenda okuwebwa bamemba abatereka mu kittavu kino, zebagenda okugabana mu mwaka gw'ebyensimbi guno ogwa 2022....
CBS Pewosa Toto etongozeddwa mu Ssaza Buddu egendereddwamu okwagaziza abaana abato nabo okutereka ku nsimbi zebafuna nga bwekiri kubantu abakulu. Enteekateeka eno etandikiddde mu masomero 3 okuli Masaka Parents Konoweeka...
Bank of Uganda ewadde Salaam Bank olukusa okutandika okuwola banna Uganda ensimbi ngayesigamye ku nnono z’Obusiraamu. Akola nga Governor wa Bbanka ya Uganda Micheal Atingi –Ego akwasizza abakulu okuva mu...
Akulira ekitongole ekya National Planning Authority, era Katwikiro wa Busoga Dr Joseph Muvawala alabudde ab'ekitongole ekirondoola omutindo mu ggwanga ekya Uganda National Bureau of Standards UNBS okukomya okusanyaawo business z'abantu...
Ministry y'amasanyalaze,amafuta n'obugagga obwensibo agamba nti okulinnya kw'ebbeeyi y'amafuta mu Ugand kivudde ku bbbula lyago ku katale k'ensi yonna n'ebbeyi n'erinnya. Mu kiseera kino liita y'amafuta mu uganda egula wakati...
Kampuni ezikola sukaali zagala government eyimirize eby'okugaba licence eri kampuni empya ezagala okukola sukaali Bannanyini kampuni ezikola sukaali mu Uganda abegattira mu kibiina ki Uganda Sugar Manufacturers Association basabye parliament...
Abasuubuzi abakakkalabiza emirimu gyabwe munda mu Makerere University baddukidde mu kkooti ejulirwamu nga bawakanya ekya kkooti enkulu gyebuvuddeko okulangirira nti baagobwa mu butuufu okuva mu bifo mwebaali baludde nga...