Police mu bitundu by’e Kira mu district y’e Wakiso enyiitirizza ebikwekweto okufeffetta n’okufuuza abamenyi b’amateeka abatigomya abatuuze n’abalamazi, ekutteyo abalala 30. Abakwate bakukunuddwa mu bitundu by’e Kapeera Kimbejja ne Kyaliwajjala,...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku byempuliziganya mu ggwanga ki Uganda Communications Commission (UCC) kitaddewo nsalesale owa nga 30 June, 2024 eri buli muntu yenna alina ekibanja kye ku mikutu emigatta bantu, ne...
Police ekutte abagambibwa okuba ababbi lukwe 15 mu Division y’e Kira mu district ye Wakiso. Kigambibwa nti basangiddwa n’ebyuma ebikozesebwa okumenya amayumba, enjaga n’ebiragalalagala ebirala wamu n’ebyambalo ebyefaananyirizaako ebya police...
Ekibiina ky’obwannakyewa ekya Precious Baba Foundation kidduukiridde abamu ku batuuze b’omu Katanga/Mulago mu ggombolola y’e Kawempe n’obuyambi bw’ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo, naddala ebibakuuma nga balamu n’okwetangira omusujja gw’ensiri. Bakoze ne...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu ggwanga ki UNRA kibakanye néddimu lyÓkugogola Omugga Kiyira mu kitundu ekya district ye Pakwach, okutaasa olutindo olulumbiddwa ekiddo ekizito. Ekiddo kigambibwa okuba nga kizitowa...
Ekitongole kya Buganda eky’ebyobulambuzi ekya Buganda Heritage and Tourism Board kinywedde akendo mu boolesi abaasobye 200, mu mwoleso gw'ebyobulambuzi ogwa Pearl Of Africa Tourism Expo - POATE 24 ogw'omulundi ogw'omunaana....