Government etaddewo ekittavu ky'ensimbi mwegenda okuyita okukwasizaako amasomero gaayo naddala aga primary, okufunira abaana eby'okulya nga bali ku ssomero. Mu nteekateeka eno etuumiddwa National school feeding program, government yakuwa ensimbi...
Abatuuze ku kyalo Gangu C e Masajja mu gombolola ya Makindye Ssabagabo mu Wakiso baguddemu entiisa bwebagudde ku mulambo gwa mutuuze munaabwe ng'attiddwa. Kigambibwa nti omugenzi abadde asikaali mu kifo...
Eyali president wa FDC Dr.Kiiza Besigye ne munne Hajjji Obed Lutale baziddwayo ku alimanda e Luzira okutuusa nga 10 December,2024 lwanaddamu kooti. Bannamateeka ba Besigye bategezezza nti kabasooke betegereze engeri...
Emirambo 22 gyejaakaziikulwa mu ttaka eryabuutikidde amayumba mu district ye Bulambuli nga 27 November,2024. Ennyumba 45 ziteeberezebwa okuba nga zaaziikibwa ettaka, wabula omuwendo gw'abantu abaazirimu omutuufu tegumanyiddwa. Ennyumba endala 220...
Abantu abasoba mu 30 bateeberezebwa okuba nga bafiiridde mu kubumbulukuka kw'ettaka ku kyalo Masugu ne Kimono mu gombolola ye Buluganya mu district ye Bulambuli. Ettaka libumbulukuse mu kiro ekikeesezza leero...