Omuntu omu afiiriddewo n'omulala naddusibwa mu ddwaliro nga biwalattaka, mu kabenje akagudde e Masaka. Akabenje kano kagudde mu katundu kebayita Ndikuttamadda wakati wa Mpugwe ne Matanga, ku luguudo mwasanjala oluva...
Omuliro gukutte ennyumba z'embaawo ezisukka mu 30 ku Kisenyi 2 Zone e Kamwokya mu Kibuga Kampala, mu kiro ekikeseza olwaleero nga 25 October,2024. Omwana omu abadde asoma mu S.2 yeyakazuulwa...
Abantu 20 bebagyiddwako endagabutonde, mu nteekateeka y'okuzuula ab'oluganda lw'abantu abaafiiridde mu muliro e Kigoogwa ku luguudo oluva e Kampala okudda e Ggulu. Endagabutonde bazibagyiddeko ku kitebe kya police e Kibuli,...
Police mu district ye Wakiso ng'eri wamu n’abakulembeze ku kyalo Kigoogwa ku luguudo lwe Bombo, bamalirizza okufuna olukalala lw’amannya g’abantu b'ekitundu abaafiiridde mu muliro ogwakutte emmotoka y'amafuta, kibayambeko okumanya omuwendo...
Parliament eyisizza ennoongosereza mu tteeka erirungamya ebibira n'okusimba emiti erya The National Tree Planting amendment bill 2024, n'eggyawo ekitongole ky'eggwanga ekivunaanyizibwa ku bibira mu ggwanga ki National Forestry Authority. Obuvunanyizibwa...
Government ya Uganda eyongedde okumyumyula etteeka erikugira abawozi ba ssente okubowa endagamuntu zabanna Uganda ababeewolako ssente. Mu alipoota eyanjuddwa eri parliament, minister omubeezi ow’ensonga ez’omunda Gen David Muhoozi ekakasizza nti...
Police yakazuula emirambo 11 egy'abantu abafiiridde mu muliro ogukutte emmotoka y'amafuta ku kyalo Kigoogwa e Matugga, ku luguudo oluva e Kampala okudda e Bombo. Abantu abalala abasoba mu 10 nabo...
Abantu abatannamanyika muwendo bafiiridde mu nnabbambula w'omuliro akutte essundiro ly'amafuta e Matugga. Omuliro guno gukutte mu kitundu ekiyitibwa Kigoogwa ku stage ya Kaddu, mile 16 ku luguudo oluva e Kampala...