Ekisulo ky'abayizi abalenzi ku ssomero lya Wamatovu Umea Secondary school e Nakirebe mu ggombolola ye Kiringente mu district ye Mpigi kikutte omuliro nekibengeya. Essaawa zibadde zikunukkiriza okuwera esatu ez'ekiro kya...
Waliwo emmundu egambibwa okuba nti yeemu ku zibadde zikozesebwa okutigomya abantu mu district ye Kyotera, esangiddwa ng'ezingiddwa mu bigoye ebimyufu, ng'ekukuliddwa wansi w'emirandira gya Kalittunsi. Emmundu kika kya AK47 tesangiddwamu...
Entiisa n'ekikangwa bibuutikidde abalunnyanja abawangaalira ku mwalo gwe Ntuuwa ku Kizinga Bunjazi mu Gombolola ye Kyamuswa mu district ye Kalangala , Ggoonya eridde omukazi abadde agenze okusena amazzi ku lubalama...
Emmanuel Bunkeddeko Omumegganyi wa w'Entanda ya Buganda eweerezebwa ku CBS buli mwaka omuva Omuzira mu bazira, yoomu ku bayizi abatandise ebigezo bya S.6 eby'akamalirizo eby'omwaka guno 2024. Bunkeddeko ow'emyaka 41...
Police eyiiriddwa ku mwalo gwe Kigungu Ntebbe okunoonyereza ku bazigu abakkakanye ku klezia ya Kingungu Mapeera nebajiteekera omuliro mu kiro ekikeseza olwaleero nga 08 November,2024. Abalumbaganyi bano balumbye nebamenya eddirisa...