Ttiimu yéggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eyabakazi abatasukka myaka 20, ekubye South Africa goolo 1-0 mu mpaka za FIFA U20 woman World Cup qualifiers, goolo eteebeddwa Hadijah Nandago mu ddakiika eye 19....
President Museven n'abakungu abalala beyasisinkanye ku nsonga za south Sudan Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Museveni Tibuhaburwa awolerezza eky'okutwala abajaasi ba UPDF mu Democratic Republic of Congo, okulwanyisa abatujju ba ADF n'agamba...
Minisita Jane Ruth Acheng ng'atongoza Enkola ya 'TIME UP HIV Bya Davis Ddungu Ministry y'eby'obulamu mu Uganda n'ekitongole kya America ekivujjirira eby'obulamu ekya USAID, batongozza kawefube atuumiddwa "Time Up HIV",...
Munnamateeka Shamim Malende (wakati ataddeko mask) ng'annyonyola abawagizi b'omubaka ebivudde mu kooti Omubaka wa Kawempe North Muhammad Sseggirinya egimu ku misango egimuvunaanibwa kooti egitoowoleddeko, wabula takkiriziddwa kuyimbulwa kuva mu nkomyo....
Ministry y'eby'obulamu egumizza bannauganda nti akawuka ka covid 19 akakeeyubula akaatuumiddwa Omicron nti tekanatuuka mu Uganda, wabula nti abantu balina okujjumbira okwegemesa, nti kubanga eddagala eryo sisobola bulungi okukakendeeza amaanyi...
Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'annyonyola ku nteekateeka Obwakabaka bwa Buganda bufulumizza entekateeka ezókutereka omubiri gwa Namasole Margret Nagawa Siwoza eyazaamye. Mu nteekateeka efulumiziddwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, omubiri...
A fatal accident at Rwimi town in Kabarole district in 2011. Photo by Ruth Katusabe Omuntu omu afiiriddewo mbulaga ng'ono yabadde ddereeva w'emmotoka ya taxi Number UBG 572K egudde neyefuula...
Ssabawolereza wa gavumenti ya Uganda Kiryoowa Kiwanuka abuulidde palament nti gavument tenalemererwako kusasula bbanja ery'obuwumbi 700 eryewolebwa mu Exim Bank eya China, okugaziya ekisaawe ky'ennyonyi ekya Entebbe International Airport nti...