Government eyimirizza endagaano eyakoleddwa wakati wa ministry ye by'ensimbi ne kampuni y'o mukyala omu Italy eya Uganda Vinci Coffee Company Limited okusuubula emmwanyi za Uganda, esooke eddemu yekennenyezebwe. Abantu abenjawulo,abasuubuzi,abalimi,bannakyewa n'obwakabaka...
Abasomesa ba science bagala balowoozebweko nga bweguli ku basawo n'abavuga ennyonnyi ne bannascience abalala Bya Ddungu Davis Abasomesa b'amasomo ga science abegattira mu mukago ogwa Uganda...
Ennyonyi ya Rwanda air ngevudde ku ƞƞanzikiro yaazo (runway), neyingirira omuddo Wabaddewo akasattiro ku kisawe ky'e nnyonyi Entebbe, ennyonyi ya Rwanda Air CJR 9 namba 464 bwewabye...
President Yoweri Kaguta Museven Tibuhaburwa President wa Uganda era ssentebe w'ekibiina ki NRM Gen.Yoweri Kaguta Museven Tibuhaburwa alagidde banakibiina kya NRM ababadde bagala okuvuganya ku kifo...