Olunaku lwa ba maama mu nsi yonna, lukuzibwa leero nga 08 May,buli mwaka, okujjukira n'okwefumiitiriza kwebyo ba maama byebayitamu mu kuzaala,okwola, okukuza n'okwagala abaana,amaka n'ensi yonna. Abantu balukuza mu ngeri...
Omubaka w'ekitundu Allan Mayanja lweyalambula ebintu ebyakosebwa muzira Abantu abasoba mu 500 okuva mu maka agali eyo mu 140 mu bitundu bye Nakaseke Central mu ssaza...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atenderezza emirimu amatendo egyakolebwa eyaliko katikkiro Omugenzi Martin Luther Nsibirwa olw'omukululo gweyakola ku mutindo gw'ebyenjigiriza mu nsi yonna, bweyawaayo ettaka okutudde Makerere University...
Kalina egudde yakamala okuserekebwa Emirambo ena jegyakajjibwa mu bifunfugu bya kalina,egudde enkya ya leero ku ssaawa ng'emu mu bitundu bye Ndejje Lufuka Makindye Ssaabagabo. Kuliko egy'abaana...
Bbomu yali yakatulika ku kizimbe kya IPS building mu Kampala Abantu 19 abagambibwa okubeera abakabinja ka ADF nti era bebaatega bbomu mu Kampala omwaka oguwedde bazziddwayo...
Abayizi ba University ezenjawulo mu Kampala nga besibye enjegere olw'ebbeeyi y'ebintu eri waggulu Police mu Kampala n'emiriraano eriko abayizi 11 okuva ku Makerere University, Makerere Business...
Ebibaati bye kanisa ebikunganyiziddwa nga banoonyayo abafudde Bya fred Kirabira Police ye Jinja ebakanye nookunoonyereza ku muliro ogwokezza ekanisa y'abalokole eye Mpumudde mu Jinja City, abakkiriza...
Kaliisoliiso wa government Betty Olive Namisango Kamya Akakiiko ka parliament akalondoola entambuza y'emirimu mu bitongole bya government aka COSASE kasazeewo okuyita eyaliko minister weby'ettaka nga kati...